Intro
Mwana ba Deejay-na
Kibanga-na nsaba tukikube-na
T.N.S-na abo ba killer-na
Kino ekiboozi-na si kya bayungwe-na
Eh yo Dimario
Eno engoma eggunda na
Ekuyamba okumenya ku magumba na
Bw’omaliriza omenya ku magumba na
Oba wa kudayo ewaka nga bukedde na
Ah dis a Legend Production
Chorus
Tuli babandana
Tuli babandana
Twesiba bandana
Tukubwa masada-na kuba mata ga nnyana
Tuli babandana
Tuli babandana
Twesiba bandana
Tuva Uganda na tetuli bagwira na
Verse I
Omanyi natamulya party ebeera mu bayana
Tuli bagezi na ssi ba siru siru na
Bw’oyagala ssente na genda mu banka na
Onoonya mukyala na genda mu kyalo na
Eyo gy’onaasanga n’abafumba na
Onoonya miyaayu na jangu e Kampala na
Lw’omusanga na kw’olwo lw’akita na
Ate ne kiggwa na awatali kusaaga na
Obuzibu na abamu balockinga na
Kubagoba na kufuuka kupambana
Eeh! kuno kubamba na
Ndaba na buli muwala afuuse deejay na
Deejay Zato na
Deejay Etania na
Deejay Linda na
Deejay Alisha na
Wootulabira na tulinze Sheila na
Chorus
Tuli babandana
Tuli babandana
Twesiba bandana
Tukubwa masada-na kuba mata ga nnyana
Tuli babandana
Tuli babandana
Twesiba bandana
Tuva Uganda na tetuli bagwira na
Verse II
Atakuwa transport ng’akugamba tuuka
Oyo akulimba na
In fact gaana tobikiriza na
Muveeko, oyo muyaaye na
Kimanye Kampala ssi bizimbe na
Mulimu bantu-na oba bimenke na?
Bye nyimbye na sibitegedde na
In fact, binsusseeko na
Timo yagamba na nti agenda Zana
Camera ne zimulabako mu Nyege Nyege na
Hmmm, wabula yanyumirwa na
Kaseera k’okubba muke mu mabbaala na
Eno bbaala na oba kiduula na?
Oba atabiringiriza y’afuna?
Ba muzeeyi befuze TikTok na
Bavubuka balinze lwe bagenda na
Beitu lumbuye na mwana n’obiiha-na
Otuuse okusinga ne ku Enanga-na
Chorus
Tuli babandana
Tuli babandana
Twesiba bandana
Tukubwa masada-na kuba mata ga nnyana
Tuli babandana
Tuli babandana
Twesiba bandana
Tuva Uganda na tetuli bagwira na
Outro
Kano kalango na
Ng’oli muyimbi na
Ng’onoonya hit na
Noonya ku Oscar na
Agambe Tiwa na
Big up Mwenda na
Ne Andrea na
Biwedde
Check out: Picha – Rahmah Pinky x Grenade Official Lyrics
Subscribe to our newsletter and learn about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!
Leave a Reply