Intro
Sheebah
TNS baibe
Chosen
No cry gal
Sheebah
Nessim, Chosen, listen anha..
Kampala elabika yakulema
Wagenda Mbarara kati byeyo…
Chosen
Story zo zantama mwana gwe
Wankubya nga stress…
Verse 1
Chosen
Kankunyumize story ze’tuyitamu,
Firimu z’omukwano ze’tuzanya,
Firimu star laba bwe yakafiramu
nga ne ka sinema tekanagwa
wangenda olayira,
wagenda olwana nt’okufunye asinga
n’emikwano j’ogamba k’ofunye asinga wakiri onsembya
Sheebah
Anha zikusoka ne zitakuva mabega
Nze nawona ebinstressinga
Please..!!! – Tonkoya tombipinga
Gwe nafuna tanchitinga
Chorus
Sheebah
Waddawa *2? gwesikyetaga..!
Waddawa mbuza waddawa? Gwe sikyegomba..!
Chosen
Waddawa ex waddawa?
Jangu olabe bwenyumirwa..
Waddawa mbuza waddawa?
Jangu olabe bwenjoga
Sheebah
Na..na..nagonda nnyo, wakaluba nnyo
Wayogera nnyo , nasirika nnyo
Wanumya nnyo ,nakaaba nnyo
Waseka nnyo, wattika nnyo
Nnyo, nnyo, ebinyo nyo
Chosen
Kati natuuka tompa stress nakoowa
Eyo laavu abatunda mumpe space nakoowa
Sheebah
Gwe nafuna you know he gimmie loving
Mbakuba babola na better loving
Laavu y’ono teli ndala y’empuunza…
Nesim production
Chorus
Sheebah
Waddawa *2? gwesikyetaga..!
Waddawa mbuza waddawa? Gwe sikyegomba..!
Chosen
Kankunyumize story ze’tuyitamu,
Firimu z’omukwano ze’tuzanya,
Firimu star laba bwe yakafiramu
Nga ne ka sinema tekanagwa
Sheebah
Anha zikusoka ne zitakuva mabega
Nze nawona ebinstressinga
Please..!!! Tonkoya tombipinga
Gwe nafuna tanchitiga
Sheebah
Na…na…nagonda nnyo, wakaluba nnyo!
Chosen
Wayogera nnyo, nasirika nnyo!
Sheebah
Wanumya nnyo, nakaaba nnyo!
Chosen
Kyakugwana kyana’gwe!
Sheebah
Nnyo, nnyo, ebinyo nyo
Chorus
Sheebah
Waddawa *2? gwesikyetaga..!
Waddawa mbuza waddawa? Gwe sikyegomba..!
Chosen
Waddawa ex waddawa?
Jangu olabe bwe nyumirwa..
Waddawa mbuza waddawa
Jangu olabe bwe njoga…
Ooohhh yah yah…
I got this ex ex lover
Chosen blood,
Nessim recorder feelings, twokya….
Related: Farmer Remix Lyrics
Leave a Reply