Intro:
[Sheebah]
Wabula Munyiiza, Wabula Munyiiza
Wabula Munyiiza nnyo
[Tip Swizzy]
Engoma Tip Swizzy ngikoona
Sheebah agikoona
Nessim agikoona nnyo [Baddez]
Chorus
[Tip Swizzy]
Nze sili byuma, toli byuma
Tonyiiza kuba silwana
Sandi yagadde onkutule waya
Nonya sayizi yo tonkoya
Kati tuvemu [gwe], tuvemu, tuvemu
Tuvemu, tuvemu!
[Sheebah]
Oluusi ngenda ne nyiiga, ngenda ne nyiiga
ngenda ne nyiiga nnyo
Oluusi ogenda n’onyiiza, ngenda ne nyiiga
ngenda ne nyiiga nnyo
Verse I [Sheebah]
Tuli mu ku nyumywa mboozi zizimba
Ofundekela wepatisewo [Tuvemu!]
Kki ky’omanyi mu kuzimba
Oly’oke okube pulani z’abano [Shya]
Mbu zzino engoye za JJ baziseela
Oyagala tugule muka wa mubuulo?!
Simanya gwe w’osilikako wekkosa
Award zamwe z’abadde za jjo
More lyrics: Try My Love Lyrics – Sheebah Karungi
Chorus
[Sheebah]
Oluusi ngenda ne nyiiga, ngenda ne nyiiga
ngenda ne nyiiga nnyo
Oluusi ogenda n’onyiiza, ngenda ne nyiiga
ngenda ne nyiiga nnyo
[Tip Swizzy]
Nze sili byuma, toli byuma
Tonyiiza kuba silwana
Sandi yagadde onkutule waya
Nonya sayizi yo tonkoya
Kati tuvemu [gwe], tuvemu, tuvemu
Tuvemu, tuvemu!
Verse II [Tip Swizzy]
Mwana muwala nkugamba ko ate ogila
Nkulaba oyagala yagala kyoka ozila
Gwe kati yoya nze gw’oliko ngula
Kiki oyayuya e’zange zzo nina
Not nice bakuyise emanju
Atte nga ba kyali baavu
Kati telera (ella), telera (baddest)
Bwekigana ffe tuvemu
Chorus
[Tip Swizzy]
Oluusi ongenda no nyiiza, ongenda no nyiiza
ongenda no nyiiza nnyo
Oluusi ogenda n’nyiiga, ngenda ne nyiiga
ngenda ne nyiiga nnyo [baddest
Nze sili byuma, toli byuma
Tonyiiza kuba silwana
Sandi yagadde onkutule waya
Nonya sayizi yo tonkoya
Kati tuvemu [gwe], tuvemu [Heh], tuvemu
Tuvemu, tuvemu!
Verse III [Sheebah]
Kabanyumire eyo mwena ba musiiba mpale
Mwekubya Yaka munonya ntalo
Nze nakoowa ekiboozi, ekyo eky’omukatale
Omugezi tawanyika ela mugwa mbale
[Tip Swizzy]
Kiboozi kyemunyumya nga ki chuma
Munonya byadibye mbu mutunda
Oli wano osumbuwa ate oginika
DJ play this song mu kibaala
Chorus
[Sheebah]
Wabula mu nyiiza, Wabula mu nyiiza
Wabula mu nyiiza nnyo [Ba pipo]
Wabula mu nyiiza, Wabula mu nyiiza
Wabula mu nyiiza nnyo
[Tip Swizzy]
Nze sili byuma, toli byuma
Tonyiiza kuba silwana
Sandi yagadde onkutule waya
Nonya sayizi yo tonkoya
Kati tuvemu [gwe], tuvemu [baddest], tuvemu
Tuvemu, tuvemu!
Hook
[Sheebah]
Tuvemu tulekela ku mirembe
Tulekela ku mirembe
Tuvemu kati nno gwe mulembe
Gwe mulembe
[Tip Swizzy]
Tuvemu tulekela ku mirembe
Tulekela ku mirembe
Tuvemu kati nno gwe mulembe
Gwe mulembe
Outro
[Sheebah]
Wabula mu nyiiza, Wabula mu nyiiza
Wabula mu nyiiza nnyo [Ba pipo]
Wabula mu nyiiza, Wabula mu nyiiza
Wabula mu nyiiza nnyo







Leave a Reply