INTRO
[Artin on the beat]
Sikola one-night stand
My baby understand
Girl I’m into you
And I promise to be true to you
Ebya laavu totya
Binkwase totya totya
Si cheatinga totya
Nze wendi totya totya eh
CHORUS
Ndi wanjawulo [am different]
Mbasinga nnyo [am different]
Ndi wanjawulo [am different]
Neesiga [am different]
Am different
Neesiga [am different]
VERSE I
Yo! Ndi wa njawulo [am different]
Mpa ekifo mutima gwo mbeere resident
Mind you a Kawempe gye nva nze president
Kale olaba bw’ogudde mu bitiibwa?
Ma love is sweeter than ettooke ku kinyoobwa
Ŋenda kusumulula oŋambe yongera
Nkusaba bw’oba ondoga baby yongera
Busonga obutono nze sibuyombera
Olimuggya wa omusajja ansinga? [baby]
Abakwagala bangi naye nze asinga [yeah]
CHORUS
Ndi wanjawulo [am different]
Mbasinga nnyo [am different]
Ndi wanjawulo [am different]
Neesiga [am different]
Am different
Neesiga [am different]
VERSE II
Nkukuuma ekiro paka gyebukeerera
Ate nkusuubiza ndiba wuwo lubeerera
Akabina ako ne bwe kaliggwerera
Paka bukadde tulisagala twerera
Yo, mbuulira ebikunyiiza mbiyige
Biwundu ku mutimagwo nsaba mbinyige
Voom voom kigaali ky’omukwano kankivuge
Tuwuge, tuseeyeye ab’ennugu beetuge
Ebibyo binkwase nga Kyagulanyi
Laavu yange yanjawulo ku gyemumanyi
Ndi mumanyi
Ntalo nzirwana ndi mumegganyi
Kale lwakuba olumu nina ensonyi
CHORUS
Ndi wanjawulo [am different]
Mbasinga nnyo [am different]
Ndi wanjawulo [am different]
Neesiga [am different]
Am different
Neesiga [am different]
OUTRO
Nze bulijjo gw’oloota
Nyweza tonta [tonta]
Girl I’m into you [nkumatira]
And I promise to be true to you
Olimuggya wa omusajja ansinga? [baby]
Abakwagala bangi naye nze asinga [yeah]
Ebya laavu totya
Binkwase totya totya
Si cheatinga totya
Nze wendi totya totya [eh]
CHORUS X2
Sikola one-night stand
My baby understand
Girl I’m into you
And I promise to be true to you
Neesiga [am different]
Check out: Tonsukuma Lyrics – Fik Fameica
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!







Leave a Reply