INTRO
Gano amaaso amalungi gago
N’ebino ebisambi ebimyufu bibyo
Kino ekiwato kyenyola kikyo
Nazino enviri zenkyusa zizo
CHORUS
Beibe onumya nyo enjala
Mwana gwe onandwaza alusa
Beibe, onumya nyo leka
Wenaffa ekka onagambay’otya?
Beibe onumya enjala
Mwana gwe onandwaza hernia
[Ah ah ah] Onumya nyo lekka
Wenaffa ekka onagambay’otya?
VERSE I
Ogenda n’onelabila, nga ate emisuwa gyange gy’asiima mu gwe
Ogenda n’olwayo, n’endowooza nti oba jamu w’abakazi akukute
Yegwe wampamba, wansiba emiguwa n’onyweza [ah]
Yegwe ey’abileta, eby’okumatila naye gwe wansonka
Okimanyi nga faamu omutali nsolo eyo teba faamu
Okimanyi nga walleti omutali nsimbi eyo bambi gyisule
CHORUS
VERSE II
[Eeh] Sometimes nze newunya the way you roll your eyes when you’re coming to me beibe
Ebintu bya mmalamu ensonyi, oh boy you drive me crazy
Silikuta baleke bbo balegesse mu by’omukisenge you’re hotter than them
Nze omukwano gwa nyingila, ku maddu genkulinamu siyinza nakukwetamwa
Nkulowooza kko n’endobelera, ye omukwano gwoka gwe guntuyanya
Oli namba mwenda atanalabika, omupiira gwo mungi teli keeper agukwata
CHORUS
OUTRO
Gano amaaso amalungi gago
N’ebino ebisambi ebimyufu bibyo
Kino ekiwato kyenyola kikyo
Nazino enviri zenkyusa zizo
Ebibala byo byayengela
Biba bibyo byona byayengela
[Ahh] A one to dem
De one your name Swag Maama
A.K.A the Queen, the Teacher [T.N.S]
Me have to make de rest of me life, best of me life
Beibe x3 [Ahh]
Onumya nyo lekka
Wenaffa ekka onagambay’otya?
Also read: Silwana Lyrics – Sheebah Karungi And Carol Nantongo







Leave a Reply