INTRO
Eliax Music
VERSE I
Kati komya ekisa, mukwano bambi onsikaa
Kati gwe bwosekaa, eno gyendi bambi mpubaa nfaa
Nti banji bampagaa, nti bambi omwana aninaa
Mukwano tonswazaa, bambi tonswazaa
Ooooooh wendii, mukwano wendi [wendi]
Mubinji wendi, ndi nawe
BRIDGE
Njagala netambula, nawe [nawe]
Mukwano binyuma ndi nawe, baby nawe
CHORUS x2
Njagala gwe noberawo, noberawo, noberawo
Buli woberawo, nange mberawo
VERSE II
Nfubye nkuwe omukwano munji bambi togaanaa
Bambi x2
Manyi nti banji bakulumya naye nze sibwendi
Bambi x2
Nkuweki leero nebilala ntuma nze mbileetee
Bambi x2
BRIDGE
Njagala nkulabe nzeka
Nzeka x3
Bambi, nzeka
Newonanetolozaa, emirundi gyonaaa…. [gyona x2]
Ohh….
CHORUS x2
Njagala gwe noberawo, noberawo, noberawo
Buli woberawo, nange mberawo
VERSE III
[Aaah!] Nyumisiza obulamu nawe
[Eeeh!] Gwe nawe, sagala ate ogyagale okyaweee
[Ohh!] Ensoobi nzikola nawe, ozikola nawe
Sagala ate ozekwase nawe……
Njagala obigambe nawe, mbikugambe nawe
Gwe tubyegambe, tunwele naweee, hmmm [yeah yeah]
Batulinze nawe, twanguwe nawe
Bakimanyi nti tuliwamu nze nawe…..
OUTRO x4
Njagala gwe noberawo, noberawo, noberawo
Buli woberawo, nange mberawo
Also read: Easy Lyrics – Bebe Cool
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!







Leave a Reply