Banteeka Lyrics – Fresh Kid | Spurzine

Banteeka – Fresh Kid Lyrics

INTRO

Fresh Kid [omubi]

The Texas, Lego!

Ray on the Beat [yeah]

A Bad Man Records

 

CHORUS

Banzoleya lwa myaka

Fresh Kid banteeka [fire, gwe!]

Mbalimu nga ntunuka

Fresh Kid mi a bad, nze kabaka

Banzoleya lwa myaka

Fresh Kid banteeka [gwe!]

Mbalimu nga ntunuka

Fresh Kid mi a bad, nze kabaka

 

VERSE I

Yeah!

Sirina budde bwe yanjula [sirina]

Naye ekirungi kasita mumpulira [mufuna, yeah!]

Bye munjogerako mbiwulira

Mbu kanaasoma? Mbawulira [mbalaba]

Yo, Fresh Kid yenze omuti omuto

Mu Texas tubaayo etiti etityo

Ngya kubakuba kibooko ku mbuto

Akagere katono naye kagya mu ngatto

Yo, Fresh Kid yenze omwana

Atuula mu ngoma ennene nga Ssebaana

Fresh Kid omuto ali ku buli banner

Asanyusa omuntu omukulu n’omwana

Gwe! Ssaawandiikibwa mu byawandiikibwa

Naye ate kino kyo ky’alina okuba

Neebaza nnyo taata, maama ne baaba

N’abanzoleya kano ko, kaakubakuba

 

CHORUS

Banzoleya lwa myaka [gwe!]

Fresh Kid banteeka [gwe!]

Mbalimu nga ntunuka

Fresh Kid mi a bad, nze kabaka [ye ssebo]

Banzoleya lwa myaka

Fresh Kid banteeka [gwe!]

Mbalimu nga ntunuka [haha]

Fresh Kid mi a bad, nze kabaka

 

VERSE II

Yo, kati kyadda mu double

Ba ffala bakaaba nti woowe nnyabo [ maama nnyabo!]

Mubagambe nti ndi ssebo

Abasigadde babisange mu katabo [babisangeyo]

Buuza ebipale mbiyuzaayuza

Kirabika bo, babanaaza bbuza

Bakyebuuza nnyo engoma bwe nziboggoza

Beerabidde nange kyenebuuza

 

CHORUS

Banzoleya lwa myaka

Fresh Kid banteeka [fire, gwe!]

Mbalimu nga ntunuka

Fresh Kid mi a bad, nze kabaka [ye ssebo!]

Banzoleya lwa myaka

Fresh Kid banteeka [gwe!]

Mbalimu nga ntunuka [haha]

Fresh Kid mi a bad, nze kabaka

 

VERSE III

Yeah, mupite king ku stage

Gwe antidde nfunira cage

Gwe, nze ndi judge

Sisosola ne bw’oba wa stone age

Ndi ku map [ehh!]

Nkuba slap [gwe!]

Ngiwa zi rap ng’amazzi ga tap

Aba pokopoko mugyeewo wolokoso

Match ngigadde nfuuye ne whistle

 

OUTRO

Banzoleya lwa myaka

Fresh Kid banteeka [fire, gwe!]

Mbalimu nga ntunuka

Fresh Kid mi a bad, nze kabaka [ye ssebo!]

Banzoleya lwa myaka

Fresh Kid banteeka [gwe!]

Mbalimu nga ntunuka [haha]

Fresh Kid mi a bad, nze kabaka

Yeah!

Mwana nze nkivuddemu

The Texas, mwana tuli bakyamu

Manager Francis anti mwana kye kimu

Yeah, a Bad Man Records

A Fresh Kid Uganda

 

Also check out: Kyoyoya Lyrics – Prince Omar, Daddy Andre & John Blaq

 

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!

Lawrence

Lawrence writes about music, tech, lifestyle, movies and entertainment. He writes for Spur Magazine and Newslibre when he is not busy shooting film, branding musicians or developing their digital and online marketing strategies.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Spurzine
Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.