Chai We Njaaye – Omutume Planet Lyrics | Spurzine

Chai We Njaaye – Omutume Planet Lyrics

0 Shares

Intro
Hello
Naye baana mwe!
Dropper [Dropper Beats]
Yenze, Fire Boy Planet eh!

Verse I
Twagenze n’abaana b’e Gaaza [Eh]
Okuziika Che [Chairman]
Matugga nno si Mombasa [Eh]
Gye baziika Che [Chairman]
Bw’omanyi efujjo ly’e Gaaza
Atiko wano ne munne Musuuza [Tunyumize]
Baabamazeeko omuceere
Nebakwata enjaga nebassa mu chai [Eh]
Kati olumbe lukyakalanye
Buli muntu ku lumbe ali so high
Wulira amaanyi g’enjaaye
Nze nkulabira amaanyi g’enjaaye, ah
Owaaye muto wange

Chorus
Ffe tuli eno ku lumbe [Ku lumbe!]
Chairman yafudde [Yafudde!]
Naye vibe ekutte bitya! [Eh]
Omwana yalunze chai we njaaye
Chai we?
Omwana yalunze chai we njaaye
Naye baana mwe!
Chai we?
Omwana yalunze chai we njaaye

Verse II
Aah, nsoose laba nyazaala
Nyazaala ng’akuba butterfly [Nentya!]
N’genda olaba sezaala
Sezaala atambuza mikono nga nte [Nentya!]
Obwedda namwandu akaaba
Mpulila nga, ah Sheebah y’ayimba [E’lyo sada]
Obwedda abasajja bakaaba
Mpulila nga, baseline [Eyo njaaye]
Ate kyatuuse na ku nze obwedda mmanyi nti nno tuli na UK [Eh!]
Nti tugenze kuziika
Kuziika ono Queen Elizabeth [Vaawo awo]
Atiko by’obadde oyagala [Atiko]
Tiko sikusanga e Kampala ah, ah [Atiko]
Atiko by’obadde oyagala
Atiga Atiko sikusanga e Kampala, ah!

Chorus
Ffe tuli eno ku lumbe [Ku lumbe!]
Chairman yafudde [Yafudde!]
Naye vibe ekutte bitya! [Eh]
Omwana yalunze chai we njaaye
Chai we?
Omwana yalunze chai we njaaye
Naye baana mwe!
Chai we?
Omwana yalunze chai we njaaye

Verse III
Ah, ah yeah
Olwo tulinda omupaatiri ajje asabire omugenzi tumusiibule, ah!
Nga zireeta omupaatiri tugenda okulaba nga Chris Brown, ah!
Ng’akoleeza akayimba
Ku zino ezimu ezisiibula abagenzi, ah!
Wabula yatukubye vibe
Fenna mu tent ne tuwunya vibe

Oliira otya mu sowaani yange?
Oliira otya mu sowaani yange?
Owaaye oliira otya mu sowaani yange?
Oliira otya mu sowaani [Eh!]

Chorus
Ffe tuli eno ku lumbe [Ku lumbe!]
Chairman yafudde [Yafudde!]
Naye vibe ekutte bitya! [Eh]
Omwana yalunze chai we njaaye
Chai we?
Omwana yalunze chai we njaaye
Naye baana mwe!
Chai we?
Omwana yalunze chai we njaaye

 

Check out: Balo Balo – Mudra Lyrics

Subscribe to our newsletter and learn about the latest hottest musiclyrics, and lugambo of the week!

Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spurzine. He is passionate about tech, and games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *