Intro:
Can’t compare with a gal like me, say na na na
Amazima gw’obo oyina okukolamu ne bw’ogana
Verse I:
Amanya gange nze bampita Nasha Pasha
Ebileeta stress nabita
Nekolera bye njagala
Kuba bwe njoya kye njagala nkifuna [See Me]
Tompana nga tobikakasa
Kubanga binyumira bw’omu tongabana
Nga full package gwe gy’ononya
Come to di room ama boss you tonight
Chorus:
Kaweddemu game over
Laba ekiwato bwe kye nyoola
Attitude nina za commando
That’s why mi a gals dem say
Can’t compare with a gal like me, say na na na
Amazima gw’oba olina okukolamu ne bw’ogana
Can’t compare with a gal like me, say na na na
Amazima gw’oba olina okukolamu ne bw’ogana
Verse II:
Nze ndi byange, timetable yange
I am so magical, I kuwalanya Kakande
So, you better watch how you handle me
Nze sili kinusu, nti bw’okisuula bakilonde
So, watch me jiggle, jiggle there pon front line
Ebyaddala Mukama yantonda
Bano abalala mi bypass
Mi never lose track gal there pon time
Chorus:
Kaweddemu game over
Laba ekiwato bwe kye nyoola
Attitude nina za commando
That’s why mi a gals dem say
Can’t compare with a gal like me, say na na na
Amazima gw’oba olina okukolamu ne bw’ogana
Can’t compare with a gal like me, say na na na
Amazima gw’oba olina okukolamu ne bw’ogana
Verse III:
Kati mba strikinze, mba excitinze
Mwena mulobye, mba mesmerizinze
Akafananyi nkalaba mu ka likinze
Akayimba akaddako mbu mu ka bookinze
Eh, amazima ye nze njokya kuno
Ba ntegedde ba mpita mu biwakulo
Bu kakafu evidence bubuno
Wama DJ kaddemu kano
Chorus:
Kaweddemu game over
Laba ekiwato bwe kye nyoola
Attitude nina za commando
That’s why mi a gals dem say
Can’t compare with a gal like me, say na na na
Amazima gw’oba olina okukolamu ne bw’ogana
Can’t compare with a gal like me, say na na na
Amazima gw’oba olina okukolamu ne bw’ogana
[Zuli Tams] [Master Beats]
[Tubatula]
Ryhme Along to This Hot Jam: Not Letting Go – Kohen Jaycee Lyrics
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!
Leave a Reply