INTRO
Yeah x3
A John Blaq boy boy
African boy boy
Andre on the beat [Aya baasi]
VERSE I
Amazima gwe by’okola omutima wamenya
Bwe kuba kutabula sukaali yanoga
Wangogolako yenna yenna mukoka
Me no like, me no like [yeah x3]
CHORUS
Nyoola nyoola akamotoka
Kambeere makanika obeere motoka
Nga we njagalira baby nkukanika [yeah x3]
Nnyabo!
Nyoola nyoola akamotoka
Kambeere makanika obeere motoka
Nga we njagalira baby nkukanika [yeah x3]
VERSE II
Yadde nga nva wala
Omukwano gwo nze baby gwansika
Simanyi oba mu mutima
Naawe ky’ekyo ky’ofuna
Ky’ogere tontya, nze gwe walaba
Gwe walaba mu kirooto
Nga ndi mu mirror
N’ontereeza ettaayi
Ne nkuyita mummy
Yeggwe wekka asobola okukkakkanya tsunami
Omukwano gwo gwa alaali, walaayi
Bakutunulako bagonda bakirimaanyi
Tell me what you really want
Tukikole ku sande oba ku mande
Tell me what you really want
Nkulabe ku sande oba ku mande
CHORUS
Nyoola nyoola akamotoka
Kambeere makanika obeere motoka
Nga we njagalira baby nkukanika [yeah x3]
Nyoola nyoola akamotoka
Kambeere makanika obeere motoka
Nga we njagalira baby nkukanika [yeah x3]
VERSE III
Kati no nyingira mu byengera
Ng‘ayingira akamotoka
Nkukanika mpola mpola
Nkukuba matatu
Girl you know me very well
I wanna be with you everyday
Nga tewali na bireekaana
Girl you know me really well
I wanna be with you everyday
Nga tewali ba tu callinga
OUTRO
Love your tomato
Binyuma nga tewali alemera mu mulyango
Okwagala ennyo nawulira mbu guba musango
Kikusigalako kikulemera mu bwongo [eh eh]
Tonkuba mugongo leka tubibyemu
Bwe nnyingiza ekisumuluzo onyimbiremu
Amazima nkwagala ebitono n’ebinene
Your sweet sweet sweet sweet banana [na-na]
Bw’oba osobola okumwenya n’era kikola
Abacookoozi ng’emitima gibaluma
Nyoola, nyoola akamotoka
Kambeere makanika obeere motoka
Nga we njagalira baby nkukanika [yeah x3]
Nyoola nyoola akamotoka
Kambeere makanika obeere motoka
Nga we njagalira baby nkukanika [yeah x3]
Also check out: Tukwatagane Lyrics – John Blaq







Leave a Reply