Ogeza – Victor Ruz Lyrics | Spurzine

Ogeza – Victor Ruz Lyrics

1 Shares

Intro
Omukwano gukyusa
Nze kye nsaba kyokka
Wooligwa we ngwa

Verse I
Na buli bigambo bye naaliyagadde okukugamba
Nali mbi kugambyeko era kye mmanyi obitegeera
Saagala kusuubiza bingi ebina nfuukira omululuuza
Lwaki mba njogera ennyo ng’ate nsobola obikola?
Kye nsaba ke kawoowo, ke kawoowo
Ensonga zaffe tuzikwatenga mpola nnyo
Ppaka ng’emigongo, ng’emigongo
Gikaluba ng’egirimu embaawo, nga tegikyegolola

Chorus
Ogeza, ogeza nga n’onkyawa [Ogeza]
Ogezanga n’onkyawa [Ogeza]
Ogezanga n’onkyawa

Ogeza, ogeza nga n’onkyawa [Ogeza]
Ogezanga n’onnimba [Ogeza]
Kw’olwo lw’olimanya nti ensi yekyawa aah

Verse III
Lwe nasemba okugwa mu mukwano eyali alina okumbaka
Yanviira ne mmenyeka kwekwo okutya kw’olaba
Naye gwe nkwesize ng’ate ebyo atabi jjukira
Nkutadde mu kitangaala kuba ntya game z’enzikiza
I don’t give a damn where you dey from [Omukwano gukyusa]
If you believe in love she give me your heart [Ekyo kye nsaba kyokka]
Now you baby calm
You got me as your plan [Wooligwa we ngwa]
Kyusa endowooza yo okimanye nti nkwagala wekka

Chorus
Ogeza, ogeza nga n’onkyawa [Ogeza]
Ogezanga n’onkyawa [Ogeza]
Ogezanga n’onkyawa [Ohh, oh]

Ogeza, ogeza nga n’onkyawa [Ogeza]
Ogezanga n’onnimba [Ogeza]
Ohh, oh
Kw’olwo lw’olimanya nti ensi yekyawa aah

Bridge
Sherry baby just pour your sweet love
Sherry baby just pour your sweet love
Sherry baby just

Outro
Na buli bigambo bye naaliyagadde okukugamba
Nali mbi kugambyeko era kye mmanyi obitegeera
Saagala kusuubiza bingi ebina nfuukira omululuuza
Lwaki mba njogera ennyo ng’ate nsobola obikola?
Kye nsaba ke kawoowo, ke kawoowo
Ensonga zaffe tuzikwatenga mpola nnyo
Ppaka ng’emigongo, ng’emigongo
Gikaluba ng’egirimu embaawo, nga tegikyegolola

I don’t give a damn
Where you dey from [Ogeza, ogeza]
Now you baby calm [Ogeza]
You got me as your plan [Ogeza, ogeza]
Kw’olwo lw’olimanya nti ensi yekyawa

 

Check out: Weekend – Eddy Kenzo Lyrics

 

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!

Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spurzine. He is passionate about tech, and games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *