Onina – Baza Baza Lyrics | Spurzine

Onina – Baza Baza Lyrics

1 Shares

Intro
A Baza Baza young daddy [Ron]
Immortal daddy
Baby come whine fi di daddy
Gyal, tokigeza kuzoleya ate [Wu, wu]

Verse I
Ebbala yakutte, batazze baatidde
N’abazze batudde beezinze
Nze wamma mwana gwe
Kuva edda bwe nazze
Mbadde nkulaba ontunuulidde
Tokitya ndi single sirina agamba
Ba ex bange bonna baafa
Baby come over and squeeze me tighter
Touch me left, right side and center

Chorus
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobugyawo
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobugyawo

Verse II
Katalina mbuulira wa gy’osula
Wabiyigira wa ebyo by’okola?
Eyo engeri gye wenyogontola
Nze enkyankalanya maama nnyabo
Wenna onyirira nga ba model
Ate maama wo yakuwa akawato
Ogonda ng’atalya muwogo
Buli bw’osinda ne tugwa mu bikopo
Kati nkwata nnyo be kinyize balumwe olw’ennugu ennyingi, beesooze
Nze n’ebyokunywa nabiguze
Tuzine nga bwe tunywa
Nkwate omunyigo, ngukkeese
Katalina slow by slow mpulira onnyonyoogera n’emisuwa nagyo, gyereeze

Chorus
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobugyawo
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobugyawo

Verse III
Kati nkwata nnyo batunule
Tubabuze ebigambo basirike
Tubatamye ebbaala bafulume
Ssi ffe twabayise batuleke
Nze mwana gwe ontuuse ewala
Ewalema okutuuka abalala
Okumanya nga ontuuse ewala
Kye mpulira ki nnemye oku nnyonnyola
Kati nnyabo mpola, mpola nze tommenya ekiwato
Mazina ga squeeze ssi bya battle
Deejay omuziki akuba urban na local
Beer katumunywe bottle ku bottle

Bridge
Tokitya ndi single sirina agamba
Ba ex bange bonna baafa
Baby come over and squeeze me tighter
Touch me left, right side and center

Chorus
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobugyawo
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobugyawo

Outro
A Baza Baza young daddy
Immortal daddy
Baby come whine fi di daddy
Gyal, tokigeza kuzoleya ate

Baby just sirina agamba
Ba ex bange bonna baafa
Baby come over and squeeze me tighter
Touch me left, right side and center

 

Check out: Ogeza – Victor Ruz Lyrics

 

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!

Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spur Magazine. He is passionate about tech, games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

Leave a Reply

Your email address will not be published.