Martha Mukisa & Kenzo Surprise Their Fans with 'Sango' Video | Spurzine

Sango – Eddy Kenzo x Martha Mukisa Lyrics

1 Shares

Intro
Oh oh…
Sango, kangamu awo sango [Brian Beats]
Sango, suulamu kko ka sango
Ssaawa y’eyo
Sango, kangamu awo sango
Kwata funya mugongo
Sango, suulamu ka sango
Saawa y’eyo
Oh oh oh oh…
Oh oh oh oh…

Verse I

[Martha Mukisa]
Wamma ababitegeera mugyebale
Dj sumulula leka ffe twetale
Atalina ssente leka ddako ebbali
Ebyana bisembere ffe tukyekole

[Eddy Kenzo]
Leero mudido
Kuvuubira kanyama ku musito kumeketa
Atalina ngatto mu bigere genda onywe ku mwengebigere

Oliyo oliyo oliyoyolilyo [Siika]
Oliyo oliyo oliyoyolilyo [Siika]
Oliyo oliyo oliyoyolilyo yeah
Oliyo oliyo oliyoyolilyo yeah

Chorus
Sango
Kangamu awo sango
Baaba funya mugongo
Sango [Yeah]
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo
Sango [Yeah]
Kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango [Ayo]
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo

Verse II

[Eddy Kenzo]
Abalina ebizibu byabwe nze mbalaba
Balina kutuula bbali ne batulaba
Bawoza kimu mbu Dj y’ababowa
Olw’ensonga nti omuziki y’agubala
Naye nga bw’otunulamu walaayi bamukubya
Bamubazisa kubikuba nga tabafuna
Batukuba ennaku n’ebizibu byabwe
Bakuseerera mu katale
Kyokka ate gwe oyombesa kkubo laba kale
Ffe abalina essanyu leka leka tubikole
Wamma ba chali musembere tubikole
Otegedde

Chorus
Sango
Kangamu awo sango
Baaba funya mugongo
Sango [Yeah]
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo
Sango [Yeah]
Kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango [Ayo]
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo

Bridge
Oh oh oh oh oh oh oh oh
Ddugaza bigere
Oh oh oh oh oh oh oh oh
Gusambe bigube
Oh oh oh oh oh oh oh oh
Ddugaza bigere
Oh oh oh oh oh oh oh oh
Gusambe bigube
Oh oh oh oh oh oh oh oh
Ddugaza bigere

Verse III

[Martha Mukisa]
Wamma linnya mu kakondo
Kalinyye kati kusula mu ngatto [Eh yo]
Saagala bigambo saategedde
Saawulidde bityo [Hmm…]
Njagala ogulye omuziki gwonna
Wamma njagala ndabe oba obitegeera [Nkugambye]
Njagala ondage omuziki gwonna [Yeah, yeah]
Njagala obinsomese nange mbitegeere [Ah yeah]

[Eddy Kenzo]
Njagala nfunemu
Mukwano njagala nfunemu [Oh yo yo yo]
Mundeke nchinemu
Nebwetugenda eka nfunemu [Oh yo yo yo]

[Martha Mukisa]
Njagala nfunemu
Nange njagala ofunemu
Mundeke nchinemu
Nebwetugenda eka nfunemu [Kikube]

Outro
Sango
Kangamu awo sango
Baaba funya mugongo
Sango [Yeah]
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo
Sango [Yeah]
Kangamu awo sango

Bri bri bri ba bemu
Martha Mukisa ne Eddy Kenzo ky’ekyo
Waya sey
I say bri bri bri ba bemu
Yeah man

 

Check out: Semyekozo – Eddy Kenzo Lyrics

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!

Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spurzine. He is passionate about tech, and games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *