Semyekozo - Eddy Kenzo Lyrics | Spurzine
Lyrics

Semyekozo – Eddy Kenzo Lyrics

Intro
Kenzo [Yeah]

Verse I
Muliwa ba semyekozo abakolamu
Obulamu bunyuma woba nga wakolamu
Silina biseera nze ngenda [Eh yi]
Ekindeese kwekubusa abo [Oh ye]
Ebigambo tebigula matta
Atalina sente erindaazi talifumita
Ebintu bya buseere
Make up n’ebizigo bya buseere [Yo yo]
Ebintu bya buseere
Make up n’ebizigo babiseera ayi ayi [Eh eh]

Bridge I
Ba nga ffe ba love nigga
Abagaba love n’ensimbi
Omwana asaba milliver nomuwa milk nabuuka

Chorus
Semye x5
Semye semyekozo [Eyakolamu]
Semye x5
Semye semyekozo [Eyakolamu]
Semye x5
Semye semyekozo [Eyakolamu]

Verse II
Life wekuwa lemon ng’okola lemonade
Ng’olinya grade ndowooza yakiroodi [Eh!]
Sabula njabala digida osobola
Berayo ng’omanyi [Eyo]
Wotankola nsimbi gw’omanyi [Leero]
Love ya leero eya kati [Eyo]
Ebintu bya kiwani [Leero]

Bridge II
Omukwano gwadda kunsimbi
So nga tegwali gwa nsimbi
Omukwano gwadda kunsimbi
So nga tegwagulanga nsimbi

Hook
Muliwa ba semyekozo abakolamu
Obulamu bunyuma woba nga wakolamu

Chorus
Semye x5
Semye semyekozo [Eyakolamu]
Semye x5
Semye semyekozo [Eyakolamu]
Semye x5
Semye semyekozo [Eyakolamu]

Outro
Osanye nowuuwa maama w’abaana [Nowuuwa eh]
Kilunji nomuuwa oyo omwana wa maama [Nanyuuma eh]
Osanye nowuuwa ye maama w’abaana [Nomuuwa eh]
Kilunji nomuuwa oyo omwana wa maama [Anyumirwe eh]
Osanye nowuuwa ye maama w’abaana Nomuuwa eh]
Kilunji nomuuwa oyo omwana wa maama [Nanyuuma eh]

Yeah man
Kenzo
Ron Pro [Yeah man]
Wuuu
Eba! [Yeah man]
Yeah!
Acha maneno otafite pesa mama [Okay]

 

Other lyrics: Wulira Ebbaala – Suspekt Leizor Lyrics

 

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!

Semyekozo - Eddy Kenzo Lyrics 1

Author: Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spur Magazine. He is passionate about tech, games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

1Shares

Leave a Reply

Your email address will not be published.