INTRO
[Sheebah Karungi]
Ng’olwanira ki Carol?
Ng’oyomberaki Carol?
[Carol Nantongo]
Nga nwaniraki Sheebah?
Ng’olwo nfa ki Sheebah?
[Sheebah Karungi]
Baur, Aki, Sabula [Holics]
VERSE I
[Carol Nantongo]
Bano abasajja tubalabukidde
Nabakazi ebitaala bibazikiridde
Kali ku buli akyanga mukwano
Ntumire n’omwami wange
Oli gwe njagala abitegeere
Hallo oh, yenze gw’oyagala
Akwagala atalikuyombera
Hallo oh oh, yenze gw’oyagala
Akwagala atalikulwanira
Saagala kulumya [saagala]
Kye kimu saagala kunnumya [kunnumya]
Gwe manya ndi mu laavu
Naye no si lock
Katusaabale obuvuyo team no semba
Wano tulina okwenkana
Omulala lwafunye mugaawe
Ng’awera nkolokooto kutemaatema
Nze nkugamba omusajja kwata
Kozesa wuuyo bakuwe omusaala kale
Buli kimu era kikyo
Nze omusajja mukuuma naye
CHORUS
[Sheebah Karungi And Carol Nantongo]
Silwana
Mbu lwa nsonga ya mwami wange
Eno laavu kazannyo buzannyo [siyomba]
Na mukyala munnange
Bye batulimba enjawulo temuli
Tolwana [tolwana ahh]
Mbu lwa musajja bw’aweta ensonda ky’okola
Tokola lutalo walaayi na mwana wabandi
Ssi ye yamukwana
VERSE II
[Sheebah Karungi]
Gwe manya abasajja [you know!]
Teriiyo atuukiridde atacheatinga
Ndaba kisingako
Nga ky’akola ky’okola ne mu marchinga
Ono yakoowa okunyiiziira night and day
Omusajja acheatinga day by day
Gwe obalaba benkanankana leka naawe
Toba ng’atannalaba
Agamba nkooye nva mu meeting
Ate ebadde private meeting
Nowulira omutwe nga gukwetooloola
Mwaana wa maama osembera ki?
Nze agoba yange ku lwa [meeting]
Manyirawo agenze mu [cheating]
Nfunirawo omulala [replacing]
Tuvuganye mu laavu [competing]
Bwe mba nkwetaaga
Ne byoyita nabyo mbyetaaga
Naye ate buli lw’obinnyima
Olwo nfunirawo mangu shortcut
CHORUS
[Sheebah Karungi And Carol Nantongo]
Silwana
Mbu lwa nsonga ya mwami wange
Eno laavu kazannyo buzannyo [siyomba]
Na mukyala munnange
Bye batulimba enjawulo temuli
Tolwana [tolwana ahh]
Mbu lwa musajja bw’aweta ensonda ky’okola
Tokola lutalo walaayi na mwana wabandi
Ssi ye yamukwana
OUTRO
[Sheebah Karungi And Carol Nantongo]
Obudde bukuyitako nsaba ogiggyeyo
Laavu y’ekito eyo gy’odingisa
Ebyo by’onimbalimba ng’oyendayenda
Nfunirawo omulala gwe mbaatisa
Bwopima, ngo’budde bukuyitako
Oteranga n’odda ewaka baby
Nga wotuukira
Ompitirawo mu kisenge
Ne nkuwa ku ka massage
Eyo ye laavu enyuma
Enyuma, enyuma [eh eh]
Eyo ye laavu enyuma
Enyuma, enyuma [eh eh]
CHORUS X2
Silwana
Mbu lwa nsonga ya mwami wange
Eno laavu kazannyo buzannyo [siyomba]
Na mukyala munnange
Bye batulimba enjawulo temuli
Tolwana [tolwana ahh]
Mbu lwa musajja bw’aweta ensonda ky’okola
Tokola lutalo walaayi na mwana wabandi
Ssi ye yamukwana
Also read: Easy Lyrics – Bebe Cool
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!







Leave a Reply