Intro
We dem B2C Pon di M.I.C
Sound Cover Diggy Diggy baur Ina Di Mixi
Andy events, bwetukuba tuleeta musisi
B2C soldiers
Pre chorus
Luno silwaali
Baby nkwagala alaali, alaali
Luno silwaali
Nkwagala alaali, alaali
Kabakusanze obugambo baby togeza,
Togeza baby tokigeza
Yadde sirina namanyi togeza,
Togeza baby tokigeza
Kabakusanze obugambo baby togeza,
Togeza baby Tokigeza
Yadde sirina namanyi togeza,
Togeza baby tokigeza
Verse 1
Onzibukudde mu liiso
Laba bwembuyaana, bwenjayaana
Wotali siba namugaso
Okuntaasa bagamba asaana
Nemunkuba nga efuddembaddemba
Bila, ndikukuuma January paka December
Njagala nga nze akutungatunga
Ebiwundu byo mutima
Nga nawe eno bw’ontunga
Nze siva namu bufunda funda
Nfa kutaayiza ab’akweepikira a’bo abazunga
Chorus
Kabakusanze obugambo baby togeza,
Togeza baby tokigeza
Yadde sirina namanyi togeza,
Togeza baby tokigeza
Kabakusanze obugambo baby togeza,
Togeza baby Tokigeza
Yadde sirina namanyi Togeza,
Togeza baby Tokigeza
Related: Tokigeza – B2C Watch Song & Video
Pre chorus
Luno silwaali
Baby nkwagala alaali, alaali
Luno silwaali
Nkwagala alaali, Alaali
Verse 2
Yo mi charger Wootaba,
Battery ebeera low
Nakimanya okukuuma ewange
Byaddala akuume nalo
Napanga akukwatako mutima magalo
Bakusaba togaba,
Byogaba bigabile balo
Balemesalemesa bali mumaddirisa balingiza
Bakusika sika mutima nze nkugamba togeza
Kababe na’majje omukwano gwange togubaguza
Tobalaga kkisa abo n’okwelaguza belaguza
Pre chorus
Luno silwaali
Baby nkwagala alaali, alaali
Luno silwaali
Nkwagala alaali, alaali
Chorus
Kabakusanze obugambo baby togeza,
Togeza baby Tokigeza
Yadde sirina namanyi togeza,
Togeza baby Tokigeza
Kabakusanze obugambo baby togeza,
Togeza baby tokigeza
Yadde sirina namanyi togeza,
Togeza baby tokigeza
Verse 3
Ooh nanana
Omukwano gwange Ye Ye Eeh eh
Nguleka waka nono akuuma ebyange
Ye Ye Eeh eh Ooh baby baby Lets go go
Aaah n’ebwetuba tusuula mu kitoogo
Yegwe ananzaalira ne bukadogo
Ndikuweeka nga… nga eehh kumugongo
Message njiyisa mu kidongo
Omukwano gwaffe gwa bwongo oohh
Nakutamani lady tujja tuwone tuwone
Chorus
Luno silwaali
Baby nkwagala Alaali, Alaali
Luno silwaali
Nkwagala alaali, Alaali
Kabakusaze obugambo baby togeza,
Togeza baby tokigeza
Yadde sirina namanyi togeza,
Togeza baby tokigeza
Kabakusanze obugambo baby togeza,
Togeza baby Tokigeza
Yadde sirina namanyi togeza,
Togeza baby tokigeza
Kabakusanze obugambo baby togeza,
Togeza baby tokigeza
Yadde sirina namanyi togeza,
Togeza baby tokigeza
Outro
We dem B2C Pon di M.I.C
Sound Cover diggy diggy baur Ina Di Mixi
Andy events, bwetukuba tuleeta musisi
B2c soldiers
Download audio







Leave a Reply