INTRO
Aya bas
A John Blaq gwe gwe gwe
Yeah x3
African bwoy bwoy [Andre on the beat]
VERSE I
Eby’amazina g’ozina nga ganyuma
Bali abalala byebazina nze bimbowa
Kanaba ko nze mwattu kembadde nsaba
Naye ate simanyi oba nsobola okukafuna [yeah!]
A smartphone Samsung zikuba
Ka pause akafananyi selfie twekubye
Me love the way you put it on me [put it on me]
Yeah [put it on me]
Your body soft yeah girl olinga balloon yeah
Oli romantic nakoze research
Buli musajja mukibuga akulinako crush
Si bali ba faagi
Pastor oba Hajji
Bonna baagala kukebera result
CHORUS
Give me your number tukwatagane ehh…
Give me your number gwe tukolagane ehh…
Give me your number tukwatagane ehh…
Give me your number gwe ehh…
Aya bas
Tukone tukone tukonectinge [yeah] x3
Tukone tukone baby
VERSE II
Nze saagala manya
Bali abalala
Mbalaba baagala kitambulira
Nkimanyi baagala nkute
Bakunnemesa
Balabe bonna bali mu bbuba
Guno omukwano gwe ninna teri agulina
Teri agulina abo bonna beefera
Nezino ssente zennina teri azirina
Yali azirina yagenda Amerika [aya]
Kati wuliriza ebyange
Bikungudde ng’akungula obulo [aye]
N’oyo ex wo mugambe
Nti kalyonso bilobilobido [yeah x2]
Mbu naye baby naye ate
Akasente
Don’t worry [yeah x3]
CHORUS
Give me your number tukwatagane ehh…
Give me your number gwe tukolagane ehh…
Give me your number tukwatagane ehh…
Give me your number gwe ehh…
Aya bas
Tukone tukone tukonectinge [yeah] x3
Tukone tukone baby
VERSE III
Nze mba nkulabye
Ne bwe weekweka mba nkulabye [my girl]
Me say
Byonna mbirabye
Nebwobikweka mba mbirabye [my girl]
Okay toba nga ba Chaina ah
Bimpe mu original Julaina ah ah
Ah Oh let me be your farmer
Nsobola okukukabaliranga everyday
Because
Guno omukwano gwe ninna teri agulina
Teri agulina abo bonna beefera
Nezino ssente zennina teri azirina
Yali azirina yagenda Amerika [aye]
OUTRO
Give me your number tukwatagane ehh…
Give me your number gwe tukolagane ehh…
Give me your number tukwatagane ehh…
Give me your number gwe ehh…
Aya bas
Tukone tukone tukonectinge [yeah] x3
Tukone tukone baby







Leave a Reply