Intro
B2C – Andy Events – Artin Production
Verse I
In the di 1990’s I was a little baby
My mama, ma bonding
In the 2000 – something
I joined school, started some learning
At the end of my story, gye nasanga omuwala
Talina bad stories, oli omuwala asobola
Akumetta laavu, n’otekako mu bidomola
Halali yasinga, omutunulako omutima ne gutuula
Ono owange yasinga, yasinga, yasinga
Chorus
Wambika laavu wanyonoona [eh], Gwe wanyonoona
You’re the Queen, I’m the King my muna [ah ah]
[Gwe wanyonoona] Gwe Wanyonoona
Gwe wanyonoona, gwe wanyonoona
Gwe wanyonoona ahhh ah ah
Verse II
Ssembela eno nze nkubulire obulungi bw’omulungi wange
Bundi mu biseera
Gye wakulira tewali basezi nze nkugamba
Tewakulira ku myaala
That’s why njogeza zigizaga
Obulungi bw’ono omwana bunjogeza n’olukiga
Yafuuka wa kika, na mmeza n’amalala
Di gal dem say
More Lyrics: Gutamiza by Radio & Weasel Ft. B2C Lyrics
Hook
Gal, onkwata namutiima
Nkwagala nzeka, akukwatako fitina
Nedda, silina bacuba
Ndi wakukolelera, nkuwonye zi Uber
Chorus
Wambika laavu wanyonoona [eh], Gwe wanyonoona
You’re the Queen, I’m the King my muna [ah ah]
[Gwe wanyonoona] Gwe Wanyonoona
Gwe wanyonoona, gwe wanyonoona
Gwe wanyonoona ahhh ah ah
Verse III
Bwenzibiliza amaaso, gwe gwendaba
Ondi muli munda, nakusiliwala
Ten over ten, my love is real
Karibu, yingiya tukole deal
Nkuteko ka ring, we call it a seal
Come home baby girl, we make a seal
Nakupenda baby, nkwagala omu
Your name expresses Kibun’omu [eeh]
Outro
Eh – Gwe wanyonona
[Gwe wanyonoona – Oh ohh]
Gwe wanyonoona, gwe wanyonoona, gwe wanyonoona
Gwe wanyonoona ahhh ah ah
Gwe wanyonoona [B2C], Gwe wanyonoona [ah ahh ahh]







Leave a Reply