Intro
Ooooooolwalero nsaba mukole pakingi (wuluulu…)
Laavu tumuwe paking (ayi ayi)
Mukole pakingi
Owomukwano mumuwe pakingi
Chorus
Kano kozze kanno kozze owomukwano, kano kozze
Laavu njagala nkuwaane kano kozze
Kano kozze nze ne Taata kamugambe ,kano kozze
Leero njagala nkusuute, kano kozze
Kano kozze kano kozze owomukwano ,kano kozze
Laavu njagala nkuwaane, kano kozze
Kano kozze nze ne Maama kamugambe, kano kozze
Leero njagala nkusuute kano kozze
Verse 1
Leero tulawo dia balete ebirabo
Eno ewaffe twasoma kyimu ,laavu eyo
Yisa amaso awo olabe abalunji amakula
Eno banababi twabagobayo ewaffe eno
Ono owange kamuwaane
Ne Bulandina Lumu alyawo
Era nze noono mutulinde
Munatutegesa bitimba eyo
Pre-chorus
Era nze wansanga ne kimuudu
Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
Wanteeba kanya ka duuru
Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
Chorus
Kano kozze kanno kozze owomukwano kano kozze
Laavu njagala nkuwaane kano kozze
Kano kozze nze ne Taata kamugambe kano kozze
Leero njagala nkusuute kano kozze
Kano kozze kano kozze owomukwano kano kozze
Laavu njagala nkuwaane kano kozze
Kano kozze nze ne Maama kamugambe kano kozze
Leero njagala nkusuute kano kozze
Verse 2
Switi eyantolosa mu deeka
Olwaleero nkulaba nga banka
Leka nze nebaze ku Nampiima (Ayiyiyiyi…..)
Eyasombola nga obulabo gwengamba
Bwoba nga owakana mu buuza Badiru(Badiru) Baaba Badiru
Yamanyi ne kibooko Maama zeyankuba
Nga ngoba diiru
Pre-chorus
Era nze wansanga ne kimuudu
Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
Wanteeba kanya ka duuru
Wambudambuda daali wanzibula namaso ago
Chorus
Kano kozze kanno kozze owomukwano kano kozze
Laavu njagala nkuwaane kano kozze
Kano kozze nze ne Taata kamugambe kano kozze
Leero njagala nkusuute kano kozze
Kano kozze kano kozze owomukwano kano kozze
Laavu njagala nkuwaane kano kozze
Kano kozze nze ne Maama kamugambe kano kozze
Leero njagala nkusuute kano kozze
Nana nananana
Nanananananananana
Nanananananananana
Nana nana ah ah
Nana nana ah ah
Verse 3
Kati nyimba kokonyo
Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Maama
Ngenze kusiba na mpombo
Nganzifumbira omulungi eyansima
Nyimba kokonyo
Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Taata
Nze ngenze kusiba mpombo
Nganzifumbira omulungi eyansima
Mufumbire nzijure byayagala
Mbiteke ku sowani yebumba
Kacaayi ke nkatekemu ekyisubi
Nkateke mucikopo kyebumba
Chorus
Kano kozze kanno kozze mwami wange ,kano kozze
Laavu njagala nkuwaane ,kano kozze
Kano kozze nze ne Taata kamugambe, kano kozze
Leero njagala nkusuute, kano kozze
Kano kozze kano kozze mwami wange, kano kozze
Laavu njagala nkuwaane kano kozze
Kano kozze nze ne Taata kamugambe, kano kozze
Leero njagala nkusuute, kano kozze
Kano kozze kanno kozze mwami wange ,kano kozze
Laavu njagala nkuwaane ,kano kozze
Kano kozze nze ne Taata kamugambe, kano kozze
Leero njagala nkusuute, kano kozze
Nananananananana kano kozze
Nananananananana kano kozze
Oohh njagala nkusuute, kano kozze
Nananananananana kano kozze
Nana nananana kano kozze
Nananananananana kano kozze
Oohhh ne Taata kamumugambe, kano kozze
Oohhh ne Maama kamugambe ,kano kozze…..
Download audio or watch the video below:
Leave a Reply