Intro
Swangz baiby
Winnie Nwagi
Vinka
Mmm mmm
Verse I [Vinka]
Buno obuwoomi bwa sukali
Chai na kadalasini
Nkwagala okutuuka ku mwezi
Nzikiliza mbere askari
Nga nkukuma na kasaale my darling
Kye simanyi nkole research
Emisuwa nina emeka mbulirako
Onsiiwa muli nga wejirisa
Akanyama akamyufu ku kyooto
Nga bw’onkalirira onkyusa bw’ondya
Chorus [Both]
Amaaso gandi ku gwe
Ndi dduka misinde bw’ompita
Njagala tukadiwe nga yenze gw’oyita dear
Bw’olivuga akagali nange ndiba ku kaliya
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear
Verse II [Winnie Nwagi]
Aka kyapa-mbalaasi ku mugongo bwegutujja nkusiiga
Obugalo ba bubumba mu kusanyusa awasiiwa nkutakula
Nyumisiza obulamu nange
Nkunune ng’omubisi nange
Nteka mu plan nawe
Nkubalirako ebirungi darling
Hook
Mmm nze nali nakoowa Love
Naye gwe case yo exceptional
Engeri gy’onkwata eri so, so professional
Chorus [Both]
Amaaso gandi ku gwe
Ndi dduka misinde bw’ompita
Njagala tukadiwe nga yenze gw’oyita dear
Bw’olivuga akagali nange ndiba ku kaliya
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear
Verse III
Bakuyita kweyisa abatulaba
Mbu twekoza bo bwebagamba
Tebamanyi nti gwakusiima
Ondiwala ddala mu mutima ewasemba
Hook
Mmm nze nali nakoowa Love
Naye gwe case yo exceptional
Engeri gy’onkwata eri so, so professional
Chorus x2
Amaaso gandi ku gwe
Ndi dduka misinde bw’ompita
Njagala tukadiwe nga yenze gw’oyita dear
Bw’olivuga akagali nange ndiba ku kaliya
Njagala tukadiwe nga yenze gwoyita dear
Rhyme Along to More Lyrics Like This: Maama Bulamu – John Blaq Lyrics
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!
 
                                                                                                                                 
                                                             
           
           
           
           
           
           
           
           
           
           
           
          
 
        
        
 
                                         
                                         
          





Leave a Reply