Intro
Artin on di beat ah so sweet oh
Artin on the beat
This fi me girl you’re so sweet oh [Mudra]
Baby mpa love mu bungi [Queen Karma, Queen Karma]
So sweet oh, you’re so sweet [What!]
Verse I
Kkiriza baby ffe twatta mukago
Kankuzinire amazina gali na gano
Whine up your waist like na na na
La la la la la la [What!]
Baby wakola, ayi
Oyagala ondeke nze bansekerere [Ah, ah]
Mbu sirina bisaanyizo kukikola [Eh, eh]
Oyagala kuwanika status [Ah, ah]
Onjagala ku WhatsApp yo laba [Eh, eh!]
Owulira bino nti bikutamye labayo bano bali laba batunula balinze baseke
Stick to the plan no wrong turn boy
Beera serious ndi wuwo gwe
Hook
Baby gwe twesobola ayi
Baby gwe nkwewulila ayi
Baby gwe twesobola ayi
Baby gwe
Chorus
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo [Ayi]
Nyoleramu ku kiwato kyo [Ayi]
Kilizako batulabeko [Ayi]
Atakumanyi k’akusomeko [Ayi]
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo [Ayi]
Nyoleramu ku kiwato kyo [Ayi]
Kilizaako batulabeko [Ayi]
Atakumanyi k’akusomeko [Ayi]
Verse II
Nkusaba luganda si mukwano, ooh
Nkuwadde n’erinnya gwe kikwano oh, [Yeah, yeah]
Naye oli eri nze ate ndi eno! [Fire burn, fire burn]
Nina n’ewansiwa kwata eno
Yo! baby me tell you me deh
Nkugoberera nnyo sirinda bide
Bompa, bompa nze onkubye omusono
Mazina gompa my love
Ganjokya nnyo my love
Cock it up in di dance and bend over
Cock it up in your hmmm, hmmm bender
Boyfriend ah be there big spender [Mad fire]
Wiggle, wiggle jiggle, jiggle pon tender, baby
Hook
Baby gwe twesobola ayi
Baby gwe nkwewulila ayi
Baby gwe twesobola ayi
Baby gwe
Chorus
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo [Ayi]
Nyoleramu ku kiwato kyo [Ayi]
Kilizako batulabeko [Ayi]
Atakumanyi k’akusomeko [Ayi]
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo [Ayi]
Nyoleramu ku kiwato kyo [Ayi]
Kilizaako batulabeko [Ayi]
Atakumanyi k’akusomeko [Ayi]
Verse III
Eh, baby kankugabire edagala [Ayi]
Mukwano gukula gunatutuga [Ayi]
Watuuka ewatuuka aba kikuba [Ayi]
Bimuli biwunya naye otukula
Nkusaba oyogeze nga mazima
Love yange gye nkuwa sim sima
Nkusambe ng’omupila Benzema
This one a mad tune red killer ah, ah!
Nze kye ndabye
Hook
Baby gwe twesobola
Baby gwe nkwewulila ayi
Baby gwe twesobola ayi
Baby nze nkwewulila
Outro
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo [Ayi]
Nyoleramu ku kiwato kyo [Ayi]
Kkilizako batulabeko [Ayi]
Atakumanyi k’akusomeko [Ayi]
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo [Ayi]
Nyoleramu ku kiwato kyo [Ayi]
Kkilizaako batulabeko [Ayi]
Atakumanyi k’akusomeko [Ayi]
Kati gamba ayi
Ayi
Ah, ayi
Ayi
Axtra Nation
Check out: Bamututte – Azawi Lyrics
Subscribe to our newsletter and learn about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!
Leave a Reply