Intro
Oma Afrikana yeah, yeah
Brian Beats
Black Magic Entertainment
Si-si-sisanga
Verse I [Oma Afrikana]
Yeah, kiziki kikino nkitudemu obutungulu
Kilina vibe kikugya mu kadukulu
Kivuma nga kayiba mukukulu
Mu kibira bboyi eyo ewabeera ba Badru
Party, party everyday
Twesangeyo tukyekole
Admire your body
Go and call somebody
Ice bimbo, ice bimbo
Kkiliza oli wa katijjo
Ndi muka sex fimbo
Jangu wano tulya kavimbo
Ayi, ayi oh [Guntuuse mu byenda]
Ayi, ayi ah [Mugumu nga peera]
Chorus [Oma Afrikana]
Bikole osilike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osilike obe ku mwanjo, oh
Onsaagisa nyo
Bikole osilike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osilike ove ku bantu abo
Nga commando
Verse II [Martha Mukisa]
Ba ba ba ba ba ba ba bam
Balabe bw’ebawambye
Ba ba ba ba ba ba ba bam
N’owolusapatu gwamuwambye
Akapila nkachanga Ronaldinho
Bw’oba ne ky’obuza obuza Sino
Eh Kampala eno katiro
Oyaayaana osaba pillow
Ffe abaana ba ghetto tetutya loss
Bwekaba kapila ntekawo cross
Mbeera faster ng’owa Red Cross
Eno tewaba katemba ssi mboozi z’amasuuti
Tuli mu bi bbiya tunywa
Deejay yongeza giya
Vawo toleta tima
Wama sembera dear
Chorus [Martha Mukisa]
Bikole osilike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osilike obe ku mwanjo, oh
Onsaagisa nyo
Bikole osilike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osilike ove ku bantu aboa
Nga commando
Bridge
Ba ba ba ba ba ba ba
Balabe bw’ebawambye
Ba ba ba ba ba ba ba
N’owolusapatu gwamuwambye
Ayi, ayi ah [Bintuuka mu byenda]
Ayi, ayi ah [Mugumu nga peera]
You got the eye, you don’t drive
Kale panda gali [Kikube]
Gwe kiliza mbe your askari
Hear me yo eh
Party, party everyday
Zanku zanku is the dance, fire
Outro [Oma Afrikana]
Bikole osilike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osilike obe ku mwanjo, oh
Onsaagisa nyo
Bikole osilike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osilike ove ku bantu abo
Nga commando
Check out: Bamututte – Azawi Lyrics
Subscribe to our newsletter and learn about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!
Leave a Reply