Intro:
[A-A-Andre on de Beat]
Intro Bridge:
Nkwagala nga otudde wali, wali
Ne nkunyumiza biri, ebyaliwo luli [Eh]
Mu ka umbrella, bwe tumwenya, bwe twewana
Mbeera mbilowoozako [Ye]
Wesuna ngako, nga muno akufaako [Ooh]
Hook:
Mukwano, mukwano
Munange tomanyi kili eno
Nyamba kko mukwano [Ohh]
Chorus:
Nkwagala biri, biri, biri, biri [Ye eh eh]
Wankola bubi, bwe wadduka luli [Iye eh eh]
Nkwagala biri, biri, biri, biri [Iyee]
Wankola bubi, bwe wadduka luli [Yee]
Verse I:
Omukwano guwooma, ngambako nti toli nkyawa
Abangi bagenda, abangi bo bajja ne bekyanga
Nze ngamba linda embaga, embaga ngi leeta tewekyanga
Nkwagala nnyo, nnyo; singa okimanyi [singa okimanyi]
Nze wa nondayo n’onzija mu bali, nava mu bali
Hook:
Mukwano, mukwano
Munange tomanyi kili eno
Nyamba kko mukwano [Ohh]
Chorus:
Nkwagala biri [Eeh], biri, biri, biri [Hello oh oh] [Ye eh eh]
Wankola bubi, bwe wadduka luli [Iye eh eh]
Nkwagala biri, biri, biri, biri [Iyee]
Wankola bubi [Oh!], bwe wadduka luli [Yee]
Bridge:
Nkwagala nga otudde wali, wali
Ne nkunyumiza biri, ebyaliwo luli [Eh]
Mu ka umbrella, bwe tumwenya, bwe twewana
Mbeera mbilowoozako [Ye]
Wesuna ngako nga muno akufaako [Ooh]
Hook:
Mukwano, mukwano
Munange tomanyi kili eno
Nyamba kko [Oh mukwano] mukwano [Ohh] [Mukwano]
Outro Chorus:
Nkwagala biri [Mukwano], biri, biri, biri [Mukwano] [Ye eh eh]
Wankola bubi [Nffe e tiizi], bwe wadduka luli [Mpedde eh eh]
Nkwagala biri [Mukwano oh oh], biri, biri, biri [Iyee]
Wankola bubi, bwe wadduka luli [Yee]
Blazing hot: Atakutya Gwentya – Mun G Ft Nutty Neithan Lyrics







Leave a Reply