Intro
Ma baby boo, you’re mine
Verse I
Amanyi mpulira manji eno n’esanyu linzita linji nyo
Obunafu nemumaanyi nemukwelarikirira
I will love you so
Omutima buli lwegutujja buli lwegukona gukonera eyo
Obwongo buli wendowooza buli webudduka [Budukira eyo]
Ekirooto kyange kyatuuka [hhmm]
I will always stay for you
Njakulabirira ekigwanidde everyday
Chorus
Ono clear [Kili clear eyo ewange]
Sirina fear [Kasita onjagala okiriza]
Ono clear [Kili clear eyo ewange]
Sirina fear [Kasita onjagala okiriza]
Verse II
Ono mbala, ono lugoye lwa kwambala
Y’abasinga e kampala simuwaanabuwanyi yasukaawo
When I want to go gyendaaga
Simulekangawo alinga kawoowo
Ye daddy, ye papa muyita n’amannya agamusaana
Baby gwe full dose kimuli kya Rosa ku meezza [Hmm]
Ate gwe fire man omuliro wegukwata onzikakanya
Chorus
Ono clear [Kili clear eyo ewange]
Sirina fear [Kasita onjagala okiriza]
Ono clear [Kili clear eyo ewange]
Sirina fear [Kasita onjagala okiriza]
Bridge
Eno mbaga eno mbaga nze nawe tuli mbaga
Eno mbaga eno mbaga nze nawe tuli mbaga
Eno mbaga eno mbaga nze nawe tuli mbaga
Eno mbaga eno mbaga nze nawe
Qutro
Ekirooto kyange kyatuuka [hhmm]
I will always stay for you
Njakulabirira ekigwanidde everyday
Ono clear [Kili clear eyo ewange]
Sirina fear [Kasita onjagala okiriza]
Ono clear [Kili clear eyo ewange]
Sirina fear [Kasita onjagala okiriza]
Ono clear [Kili clear eyo ewange]
Sirina fear [Kasita onjagala okiriza]
Ono clear [Kili clear eyo ewange]
Sirina fear [Kasita onjagala okiriza]
Ono clear [Kili clear eyo ewange]
Sirina fear [Kasita onjagala okiriza]
When I want to go gyendaaga
Simulekangawo alinga kawoowo
Ye daddy, ye papa muyita n’amannya agamusaana
Ah ah ah Andre on the beat
Also read: Quinamino – Azawi Lyrics
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!







Leave a Reply