INTRO
Hmmm
Nessim Pan Production
VERSE I [Rema]
Boyfriend, your love is so bomber
Am yours, your cargo
Let’s fly in your chopper [eh yeah]
Olina omukwano talina lina
Onkoona mubiri magumba nga musekuzo
Wampa laavu baby wampa kwekkusa
Wamponya bu love nigger, bu ssemyekozo
Would you mind? [would you mind?]
Calling your phone at any time?
Would you mind? [would you mind?]
Onterese omutima naawe ompe ogugwo
CHORUS [Lee, Julio & Rema]
Gutujja x3
Wootali baby
Omutima gubeera gutujja
Gutujja x3
Wootali baby
Omutima gubeera gutujja
Guba gukoona [bwe ddu ddu]
Gukoona [bwe ddu ddu]
Guba gukoona [bwe ddu ddu]
Gukoona [bwe ddu ddu]
VERSE II [Lee & Bobby]
Kwata pen
Kwata olupapula nsooke nkuwe
Byonna by’oyagala
Wandiika ntuma nkuwe
Kubanga, omutima gwange wagwefuga
Naye nze saagala kumanya by’oteefuga
By’onfuga binyuma gwe yongera
Nsaba nkuwe [ky’oyoya nkuwe]
Yeggwe eyanazaako ennaku yonna
Ssuubi lye waleeta mu mutima munda baby
Nkwagala omu wekka
Wansangula amaziga gonna
CHORUS [Lee, Julio & Rema]
Gutujja x3
Wootali baby
Omutima gubeera gutujja
Gutujja x3
Wootali baby
Omutima gubeera gutujja
Guba gukoona [bwe ddu ddu]
Gukoona [bwe ddu ddu]
Guba gukoona [bwe ddu ddu]
Gukoona [bwe ddu ddu]
VERSE III [Julio and Rema]
Omutima mulwadde yanguwa
Baby gwe musawo
Kwata wano, awo awo [eehh]
Would you mind? [would you mind?]
Calling your phone at any time?
Would you mind? [would you mind?]
Onterese omutima naawe ompe ogugwo
Kano kozze baby katubalumye
Sembera omukwano gwe nina gujjuza n’eddebe [eehh]
Gunsudde mu mukwano guno omutego
Girl am your meal
Breakfast ku table
REPEAT CHORUS
VERSE IV [Bobby]
Le go! say
Wambunaabuna
Omusaayi n’omutima bya connectinga [eh!]
Luno olunaku nze sirwejjusa
Wamponya buli bu gold-digger obutakkuta
Oh when mi sing say
Olimu ekirungo kya sukaali
Alaali onkubisa walaayi
Yeggwe owange omu gwe mpita bumaali
Alaali ne bwe wataba futaali
OUTRO
Would you mind? [would you mind?]
Calling your phone at any time?
Would you mind? [would you mind?]
Onterese omutima naawe ompe ogugwo
Gutujja x3
Wootali baby
Omutima gubeera gutujja
Gutujja x3
Wootali baby
Omutima gubeera gutujja
Guba gukoona [bwe ddu ddu]
Gukoona [bwe ddu ddu]
Guba gukoona [bwe ddu ddu]
Gukoona [bwe ddu ddu]
Also read: Siri Muyembe – Rema Namakula Lyrics
Leave a Reply