Intro
DCM eeh!
A one quid, quid
Mudra, Mudra we burn dem
A quid, quid, quid
Powerz on da beat
A quid, quid, quid…
Verse I
Gwe amanyi
Oba mukyala wo wa yellow
Nze owange wa black charcoal, tebi nkwatako!
Filter zi tunyiriza nyo naye tefula kapere malayika [Level]
Best friend ya ku twalako bba wo
Tewasobola ku labirira mbwa awo
Mpozzi omutima gu kuluma lwa love
Nze ogwange guno gu nnuma lwa thente
Emipiira gya wedde ku motoka yo
Nze eyange temuli engine na ntebe
Mbu we wuunya lwaki te tuva mu party!
Ffe nga te twewuunya lwaki tova mu buliri
Chorus
Ye gwe amanyi
Wamma temuli bya sorry
Gwe amanyi
Bwoba oyagala gyamu empale
Ye gwe amanyi
Wamma te tulina sorry
Gwe amanyi
Oba ki kuluma ki kulume
Ye gwe amanyi
Wamma temuli bya sorry
Gwe amanyi
Oba oyagala gyamu empale
Ye ggwe amanyi
Ffe nno te tugaba sorry
Gwe amanyi
Oba ki kuluma ki kulume
Verse II
Kati akuwalana munywere amazzi mu bottle
Ex berawo tofa njagala ondabe
Ani akaviiri ke nakoze teka nyumye
Nze omutwe ogwange ssi gwe gu gwo
Ne bwe nyambala ebya kabi si nyuma
Gwe yambala ebitali bya kabi onaanyuma
Omwana anyeenya okutali na bbina
Tunula ebbali oba tunula ku ggulu
Eki baby kye nina teki mala
Maybe, naye ate siri muganda wo
If it will end in tears kale
Bwezitaba tears mwogere ku ki?
Chorus
Ye gwe amanyi
Wamma temuli bya sorry
Gwe amanyi
Bwoba oyagala gyamu empale
Ye gwe amanyi
Wamma te tulina sorry
Gwe amanyi
Oba ki kuluma ki kulume
Ye gwe amanyi
Wamma temuli bya sorry
Gwe amanyi
Oba oyagala gyamu empale
Ye ggwe amanyi
Ffe nno te tugaba sorry
Gwe amanyi
Oba ki kuluma ki kulume
Verse III
Wadde te twagala manya te mukisussa [Eeh]
Mikwano te mukisussa
Luli zaali nkobe kati ate balema [Mwolesa ki?]
Ebizibu te mubitimba
Wagenda mu zoo ne weggyirayo baby wo
N’omu timba timba everywhere you go
Ne weerabira be walaba e Kampala
Mu kifo shuka daddy
Waleeta sugar daddy [Sugar daddy]
Wamma kituufu era gwe amanyi
Ffe naffe tebi tukwatako
Bambi twogerako bwogezi
Naye kituufu era te tulina sorry
Chorus
Ye gwe amanyi
Wamma temuli bya sorry
Gwe amanyi
Bwoba oyagala gyamu empale
Ye gwe amanyi
Wamma te tulina sorry
Gwe amanyi
Oba ki kuluma ki kulume
Ye gwe amanyi
Wamma temuli bya sorry
Gwe amanyi
Oba oyagala gyamu empale
Ye ggwe amanyi
Ffe nno te tugaba sorry
Gwe amanyi
Oba ki kuluma ki kulume
Outro
Gwe amanyi
Gwe amanyi
Gwe amanyi
Gwe amanyi
Check out: Muyayu – Mudra Lyrics
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!
Leave a Reply