Kyarenga – Bobi Wine Lyrics | Spurzine
Lyrics

Kyarenga – Bobi Wine Lyrics

Intro:

Eyalama, eyalama noi noi

Verse I:

Amaaso go buli wengalaba, I see sunshine

Nendowooza bwe kibeera baby, nga you are mine

Kuva luli we nakusanga nga tuli mu dance

Nenkusaba tuzineko nawe omunyigo squeeze

Lwakuba kye ngamba, olabika nga atankyenga

Baby manya buli ky’oyenda, ne nki kuwa kabuno nenda

One day you say it is ovipanya, another day you say it is mupe

One day you say you are Oduparaka, another day you say you are Mayuge

Chorus:

Naye nga Kyarenga, ekyaana kyarenga maama

Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu

Nkugambye kyarenga, Fatumah kyarenga baasi

Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu

Verse II:

Kye nsaba tolobera ku bano abalala, kuba nange wendi

Ne tirimu lwa kwemulisa eno, naye work waali

Olabika onzalawa wolaba obutono, naye mwatu mwendi

Bano abanigga obalaba bapiika obunyama, naye work wa mbwa

N’olumu ba kwanisa ssente, n’amalala kufuka ng’ente

Obulungi b’obwo bu saana nze, laba omwana anyilira nfa nze [Eh]

Ono bwa seka mpulira mpulira obutiti, atte bwayogera mpulira nyumirwa

Amaaso ge gakuba emyanso, ela bw’ondabira nkutuse

Chorus:

Naye nga Kyarenga, ekyaana kyarenga maama

Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu

Bagyenzi kyarenga, Fatumah kyarenga baasi

Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu

[Ojje owone]

Verse II:

Ne bwolaba ndokokya nga eyamira ka CD, manyi ga mukwano

Ne bw’oleeta zzi grader zzi ka kabbira, wano tonzigyawo

Ne bw’olaba ente, bi loole ebya tear gas, niza kuffa n’ogu

Ogu n’omwana omutufu, nze kwensibidde, abalala bayaye

Naye ndayira Mukama omukugu, abalala mbabuuse

Gwe kirumye, ka yetuge naye ono mu tutte wange

Chorus:

Naye nga Kyarenga, ekyaana kyarenga maama

Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu

Nkugambye kyarenga, Fatumah kyarenga baasi

Singa nali nina wo akawogo, nandi badde nange ndya amasavu

Outro:

Dan Magic woowe [Eh]

Eno Kiri nayi naabi [Ayi]

Check out: Don’t Care – Eddy Kenzo Lyrics

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!

Kyarenga – Bobi Wine Lyrics 1

Author: Lawrence

Lawrence writes about music, tech, lifestyle, movies and entertainment. He writes for Spur Magazine and Newslibre when he is not busy shooting film, branding musicians or developing their digital and online marketing strategies.

Leave a Reply

Your email address will not be published.