Intro:
Zi-zivuga
Bridge:
Abasajja mwena mufanagana, I don’t know why
Ebintu byamwe bya kulimbirila, you’re so so bad
Oli mu kusala magezi – ky’oyagala, to make me cry
Nkulaba ng’oli eyanimba, mbu he can make fly
Chorus:
I don’t think I can fall in love again [Fall in love again]
Nze banjuza omutima bandekerawo katono [Ntya okugwa mu love again]

Banjuza omutima bandekerawo katono [Ntya okugwa mu love again]
Verse I:
Nandi kwagadde, naye maama bamalamu amaalo
Banjuza omutima bali abasooka, ne batta omwoyo
Mbulira kale gwe, kaki k’oyinayo akapya
Njagala kwe nagumiza e’mmeme yange
Ananyiga omutima anazza embeera zange
Do you just wanna use me or you really care for me?
Will you marry me, will you be there for me?
Oba olinga gonya, nga bw’olya t’ojukira bya nkya?
Chorus:
I don’t think I can fall in love again [Fall in love again]
Nze banjuza omutima bandekerawo katono [Ntya okugwa mu love again]
I don’t think I can fall in love again [Fall in love again]
Banjuza omutima bandekerawo katono [Ntya okugwa mu love again]
Hook:
I don’t think [Think, think, think, think]
That I can fall in love [Love], in love again

Verse:
Naye laavu yadawa, nga kati ewewuka nga buveera?
Ky’enkoze sitenda, laavu ebaluka nga buganga
Naye enjolonga yasooka kubeera so nice
Atte nga nange na mwagala nyo so much
Yanefulira kasita yafunawo cash
Won’t you destroy my life?
If I love you, will you be real still?
Sikyalina mukwano banyonona, ndyawo ntyo
Emisuwa gy’omutima bagikutula, lwa laavu eyo
Uuuh yeye, uuuh yeye [Double D] [Yaledi]
Bridge:
Abasajja mwena mufanagana, I don’t know why
Ebintu byamwe bya kulimbirila, you’re so so bad
Oli mu kusala magezi – ky’oyagala, to make me cry
Nkulaba ng’oli eyanimba, mbu he can make fly
Do you just wanna use me or you really care for me?
Will you marry me, will you be there for me?
Outro Chorus:
I don’t think I can fall in love again [Fall in love again]
Nze banjuza omutima bandekerawo katono [Ntya okugwa mu love again]
I don’t think I can fall in love again [Fall in love again]
Banjuza omutima bandekerawo katono [Ntya okugwa mu love again]
[Ntya okugwa mu love again] [Sinesoft]
More from Fille: Sabula by Fille Mutoni Lyrics

Leave a Reply