Pichah – Rahmah Pinky x Grenade Official Lyrics | Spurzine

Picha – Rahmah Pinky x Grenade Official Lyrics

0 Shares

Intro
Kayemba
Kayemba, toyimba ka yimba ka munno
Kayemba
Kayemba, toyimba ka yimba ka munno

Verse I
Oli dagala lya muti muka, muka, muka
Ovumula binuma ne chamuka
Wa’nzigyako ebi nzitoya ne mpewuka
Ssikutereka mu mutima n’otoloka
Nkwagala butelekelayo na bidi
Bw’oba omanyi ky’oyagala vva mu ssudi
Ntawa lwa mukwano gwo tombuza kiki
Okwata ng’ayesa mpiki ku mpiki

Kakana tula ngi bonge embati
Sikuvugamu mba nfa ki?
N’akasimu gyako sweet heart
Tube ng’abalinye ebaati

Chorus
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika

Verse II
Mba bubi bwotaba fine
Nfubako okukola sign
Luwombo lw’omukwano dine
Byona obikola what should I need? [What a guy!]
Ng’ogyeko gwe enjuba mu nkuba
Omu ati anjagaza ekula
Wooli teba bulamu bunuma
Bw’okumba mutima gw’onsuma

Chorus
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika

Verse III
Guno gukuba ntaga yadde sinavako
Mukwano gwo tegunyuma kuvako
Gunuma gunkuba ng’alina omusango
Ogwange tegumanyi muzanyo
Kayemba
Kayemba, toyimba ka yimba ka muno
Kayemba
Kayemba, toyimba ka yimba ka muno

Hook
Ng’ogyeko gwe enjuba mu nkuba
Omu ati anjagaza ekula
Wooli teba bulamu bunuma
Bw’okumba mutima gw’onsuma
Kakana tula ngi bonge embati
Sikuvugamu mba nfa ki?
N’akasimu gyako sweet heart
Tube ng’abalinye ebbati

Outro
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika

 

Check out: Boss Lady – Bebe Cool Lyrics

Subscribe to our newsletter and learn about the latest hottest musiclyrics, and lugambo of the week!

Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spurzine. He is passionate about tech, and games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

Leave a Reply

Your email address will not be published.