Tumbiza Sound – EeZzy Lyrics | Spurzine
Lyrics Music

Tumbiza Sound – EeZzy Lyrics

Intro
Eyo gye mubeerera mu lockdown
Ffe eno tuba mu bend down [Panda]
Gye mubeerera mu curfew [Ricko Ricko]
Ffe eno tuba mu [Oh oh]

Verse I
Mitima gyakaluba tetulina bitengo, hmm!
Bibbaala tukuba oyo Covid twa muvaako [Wo wo]
Tetulina bya kola mpozzi okufunya emigongo, eh!
Twali twapipira
Naye kati twa bivaako, hmm!
Kati gye mubeerera mu lockdown
Ffe eno tuba mu bend down
Gye mubeerera mu curfew
Ffe eno tuba mu [Brand new]

Chorus
So kati deejay
Musajja tumbiza sound, eh!
Leka tunyumirwe the police is not around, eh!
Mwana deejay
Naawe tumbiza sound, hehe
Kikube okitte tulina mbega ku ground

Hook
Mwana aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki?
Mbu olwo corona?
Nedda boss, ssebo aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki?
Mbu olwo corona?
Nuh nuh nuh!

Verse II
Bwe muba mwagala zi sanitizer
Tujja kugula sanitizer
Tuyingire ne sanitizer mu kibbala
Tukube party, eh!
Bwe mubeera mwagala zi face mask
Tujja kugula face mask
Tuyingire ne face mask mu kibbala
Tukube party, eh!
Mutugambe oba mwagala ka distance, eh!
Social distance
Tujja kukola distance mu kibbaala
Ffe tukube party

Kati mbadde nteesa nti curfew
Ketukwatire mu bbaala mutuggaliremu
Bweggwaako ku makya mutuggulire
Nze abadde agamba kalantiini
Mututeeke ffe mu bbaala
Nnaku kkumi na nnya
Bwe ziggwaako mutuggulire
Because……

Bridge
Eyo gye mubeerera mu lockdown
Ffe eno tuba mu bend down
Gye mubeerera mu curfew
Ffe eno tuba mu [Brand new]

Chorus
So kati deejay
Musajja tumbiza sound, eh!
Leka tunyumirwe the police is not around, eh!
Mwana deejay
Naawe tumbiza sound, hehe
Kikube okitte tulina mbega ku ground

Outro
Mwana aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki?
Mbu olwo corona?
Nedda boss, ssebo aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki?
Mbu olwo corona?
Nuh nuh nuh!

Bannange aah aah aah
Nuh nuh nuh nuh
Le le le le le le

 

Check out: Nalinda – Zex BilangiLangi Lyrics

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!

Tumbiza Sound – EeZzy Lyrics 1

Author: Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spur Magazine. He is passionate about tech, games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

1Shares

Leave a Reply

Your email address will not be published.