Intro
De Mario pon dis
Mudra rock it
Rock upon ah done this
Verse I
Baby, mbu wama gwe wayononeka
Mbu ebiluma abayaye si bye bikuluma [Laba]
Yasiibye njala walidde mu Serena
Kubanga ye addayo waka kulya ku bya mukyala we [What!]
Bad black ya yononeka
Takyayogera ku bigambo bya yononeka
Yakyusamu ne love ya yononeka
Kubanga olwe ssente abaana bganza enkobe
Full figure te wayononeka
Just bajjo ya kutegelera…. [Atte tonvuma]
Hook
Kili Uganda maama nyabo [Miyayu]
Kili Uganda kwata ssebo [Miyayu]
Kilie Uganda maama nyabo
Tonyonona Uganda ya jacket
Chorus
Gwe gwe sabula bigu [Tonyonona]
Baby sabula e vako [Am the muyayu]
Eh eh digida mummy [Tonyonona]
Ngambye sakata bigu [Am the muyayu]
Gwe gwe sabula bigu [Tonyonona]
Baby sabula e vako [Am the muyayu]
Eh eh digida mummy [Tonyonona]
Kili wano ku bigu bigu [Miyawooo]
Verse II
Ssente zenina nazo tezi… [Tezimala]
Abaana bawano nabob ala… [Balabufu]
Buli kimu bakusaba ma… [Money]
Love mu Uganda bi… [Business]
Ki Uganda ki tunyumila
Abaana be kidongo nga bayononeka
Obasanga mu kibaala nga banyumya okuffa
Naye nga nezomwenge bazisaba mukama
Mbu mbu, ffe bi chicken bi tuwomela
Mbu mbu, ne bi beans bi wunnya wunnya
Kyandiba nga ne bere erabika ntono
Kyoka bu walajji bwalayissi bukuba okuffa
Chorus
Gwe gwe sabula bigu [Tonyonona]
Baby sabula e vako [Am the muyayu]
Eh eh digida mummy [Tonyonona]
Ngambye sakata bigu [Am the muyayu]
Gwe gwe sabula bigu [Tonyonona]
Baby sabula e vako [Am the muyayu]
Eh eh digida mummy [Tonyonona]
Kili wano ku bigu bigu [Miyawooo]
Artin on the beat
Verse III
Ndeka nawe kya kulabisa bulabisi
Sweet ngeno wine obagulira
Tomalako bwoba nga tolina money
Kubanga ebye Uganda love yakugula money
Kili Uganda maama nyabo [Miyayu]
Kili Uganda kwata ssebo [Miyayu]
Kilie Ugana maama nyabo
Tonyonona Uganda ya jacket
Outro
Definitely every di child think we da badest
Da mafusta we firishika
Mudra Mudra pon di ting dem dis em mash up pon de ting de
Gwe gwe sabula bigu [Tonyonona]
Baby sabula e vako [Am the muyayu]
Eh eh digida mummy [Tonyonona]
Ngambye sakata bigu [Am the muyayu]
Gwe gwe sabula bigu [Tonyonona]
Baby sabula e vako [Am the muyayu]
Eh eh digida mummy [Tonyonona]
Kili wano ku bigu bigu
Maama ssenga, andaka wa widyede
Check out: Nalinda – Zex BilangiLangi Lyrics
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!
Leave a Reply