Wakayima - Bebe Cool Lyrics | Spurzine
Lyrics Music

Wakayima – Bebe Cool Lyrics

Intro
Aahhh ahhh…..
Ronnie on this one [Nah nah]
Ehhh eehh…..
A big size Bebe Cool mi come again zagada!

Bridge
Omukwano kati nsibisa nkokoto
Aba gulabako bagamba gwe oli kito
Nze nja kujjayo n’amanyi g’omubuto
Kubanga by’onkozesa baby bya ndigito

Verse I
Wegeza-gezamu okunoba
Jjukira wa gye tuvudde baby nga tutoba
Onfumba nga afumba amaggi boyiro
Omutima oguzanyisa nga azanya dduyiro
The way your whine body, you shake your body
Onkubisa amasanyalaze munda muli
Oyagala nsumulule ne ku wallet
Ng’atte mu ssimu wa nsevinga mu ng’owa chapati

Chorus
Ago amagezi g’onsalira ga wakayima
Nze si bikiriza ebya wakayima
Silimba si byagala ebyo ebya wakayima [My lover]
Sili family ya wakayima
Ago amagezi g’onsalira ga wakayima
Nze si bikiriza ebya wakayima
Silimba si byagala ebyo ebya wakayima [My lover]
Ela sifanana nga ba wakayima

Bridge
Alright, alright then
Topapa ku binjigiriza
Topapa ku binjigiriza kuba na bye yigiriza
Topapa ku biyimiriza
Topapa ku biyimiriza kuba nze ali ku njala

Verse II
Ali ku tandikwa, nga lutambi lwa cinema
Baby nga ojjudde enneema
Kye mbadde mbuuza ku speed kw’otambulira
Ebigambo bitambula gwe baby totandika ntondo
Ongamba nze asinga
Ng’atte olinayo abalala eyo bo detinga
Ebifananyi n’olayikinga
Nkimanyi olina bingi byo hayidinga

Chorus
Ago amagezi g’onsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Silimba si byagala ebyo ebya wakayima [My lover]
Sili family ya wakayima
Ago amagezi g’onsalira ga wakayima
Nze si bikiriza ebya wakayima
Silimba si byagala ebyo ebya wakayima [My lover]
Ela sifanana nga bawakayima

Bridge
Alright, alright…
Aahhh ahhh…..
Ronnie on this one [Nah nah]
Ehhh eehh…..
A big size Bebe Cool mi come again

Verse III
Ontadde waggulu onsitula
Okuva e Kampala paka Mutukula [Baby]
Omutima gwange ogukutula
Mbiwulira abasajja bakusigula [One, two]
Mu mmotoka z’abasajja bakulabamu
Mbu osaba lift ate nga olina n’eyiyo
Nebuuza ekikutwala e Makerere
Ate nga olina apartment osula mu bungalow

Outro
Ago amagezi g’onsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Silimba si byagala ebyo ebya wakayima [My lover]
Sili family ya wakayima
Ago amagezi g’onsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Silimba si byagala ebyo ebya wakayima [My lover]
Era sifanana nga ba wakayima

 

More Lyrics: Bintwala – Mun G Lyrics

 

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!

Wakayima - Bebe Cool Lyrics 1

Author: Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spur Magazine. He is passionate about tech, games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

1Shares

Leave a Reply

Your email address will not be published.