Intro:
[Eno beats]
Kama juice, kama sukali
Verse I:
Owooma nyo, sweet your like honey, baibe
Abalala nabasose, nga ndaba ye nze akufitinga
N’ejjo nakulose, olwa leero nina okutacinga
Okuva lwe na ku mitinga, mu misuwa wa nkyajinga
Tondeka nze ntya oku luzinga, mwana gwe njoya kukisinga
Chorus:
Wankona kona [Eeh]
Gwe eyanzigya emabega [Alo]
Wampunza wunza [Eeh]
Wali ombobya omutwe [Alo]
Ne bw’oli kola otya nsigala nkwekutte
Walayi ne bw’eli tonya ndisigala nkwekutte nze
Verse II:
Wanfula kabejja, mazzi mu mugga
N’empewo mpulira ejja, ky’ova olaba nekelebejja
Oli mulungi baaba, gw’oliranye omufananya atanaaba
Ngenda kugambako ne baaba, kuba ombuza otulo nga kaawa
Olina engeri gy’onyonyogela, nga atte si na mikono gyo
Nalulungi gwe wali ng’olaba, yenze Sheebah mukwano gwo
Chorus:
Wankona kona [Eeh]
Gwe eyanzigya emabega [Alo]
Wampunza wunza [Eeh]
Wali ombobya omutwe [Alo]
Ne bw’oli kola otya nsigala nkwekutte
Walayi ne bw’eli tonya ndisigala nkwekutte nze
Verse III:
Wafuuka kamele kange nkufumbye tojja, tojja – aah
Wafuuka kilwadde nkulwadde tota eh
Nze ondi munda munsawo, onkolokotera mu vessel
Akukwatako nfunya knuckle, olina amanyi g’ekisaawo eh
From uptown to downtown, I’mma take you to ma love zone
You’re inside me, you’re my bones
Bwe kaba ka siimu, boy you’re my ringtone
Chorus: x2
Wankona kona [Eeh]
Gwe eyanzigya emabega [Alo]
Wampunza wunza [Eeh]
Wali ombobya omutwe [Alo]
Ne bw’oli kola otya nsigala nkwekutte
Walayi ne bw’eli tonya ndisigala nkwekutte nze
More lyrics from Sheebha Karungi: Munyiiza – Sheebah Ft. Tip Swizzy Lyrics
Leave a Reply