Intro:
Ayi nonono yeah
Baby onesimise
Walayi onesimise gal
Verse I:
Bad gal a you’re nice
Ontaddemu kasunda bbasi
Oli wa bbeyi toli wa layisi
Nkuletele Gucci oba Versace [Eh]
Oli ku original toli muchupule, nti oba ova china
Kasusu kali ku original [Eh]
Wabula onykyamula
Hook:
Nkwagala nyo ela ondi mu musayi
Gw’antambuza lujegere ku kagaali
Oluusi ntunula ne nebuza ntino nze ani
Nze ani, gwo menyera ku mugatti
Chorus:
[You brighten my day]
Buli lw’otambula onkyamula, mukwano inside [Eh]
[When you come my way]
Buli lw’osembera mpulira omuliro inside [Eh]
[Girl it’s okay]
Let me wire, wire; nze sagala kumanya, manya
[It’s okay]
Let me wire, wire; nze sagala kumanya, manya
Bridge:
Otyo, tonenya nze okukwagala enyo
Kuba okukyanga, kyanga, nakwo kuzala lenja
N’olusi ntuula ne nebuzza, nze ani ayagala omulungi nga gwe
Verse II:
Lengela ekiwato kyo ekyo bw’ekigonda
Nebaaza Omutonzi bwatyo eya kuwomba
Ne bweba fitina baleke gwe tobawona
Kimuli kya ndagu kasenda bazana
Hook:
Nkwagala nyo ela ondi mu musayi
Gw’antambuza lujegere ku kagaali
Oluusi ntunula ne nebuza ntino nze ani
Nze ani, gwo menyera ku mugatti
Chorus:
[You brighten my day]
Buli lw’otambula onkyamula, mukwano inside [Eh]
[When you come my way]
Buli lw’osembera mpulira omuliro inside [Eh]
[Girl it’s okay]
Let me wire, wire; nze sagala kumanya, manya
[It’s okay]
Let me wire, wire; nze sagala kumanya, manya
Bridge:
Otyo, tonenya nze okukwagala enyo
Kuba okukyanga, kyanga, nakwo kuzala lenja
N’olusi ntuula ne nebuzza, nze ani ayagala omulungi nga gwe
Verse III:
Muwala ontagaza butagaza
Olusi ne nelabira bye nkola
Onjogeza lu china kilabika, nze wansalira ga Wakayima
Tegulikendera, manya omukwano gwaffe baby gwalubelera
Onyumisa embela, ne bwemba sifuna sijulilira bbaala
My girl, onyiriride, ontunulidde, nsamaliridde, gyal
Onyiriridde, nfukamidde akawetta nkakuwadde
Outro Chorus:
[You brighten my day]
Buli lw’otambula onkyamula, mukwano inside [Eh]
[When you come my way]
Buli lw’osembera mpulira omuliro inside [Eh]
[Girl it’s okay]
Let me wire, wire; nze sagala kumanya, manya
[It’s okay]
Let me wire, wire; nze sagala kumanya, manya
More Hot Lyrics: Amaaso – Vinka and Winnie Nwagi Lyrics
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!

Leave a Reply