Bwogaana – Recho Rey and Winnie Nwagi Lyrics | Spurzine

Bwogaana – Recho Rey and Winnie Nwagi Lyrics

Intro
Hmm, yeah
A Winnie Nwagi [Saint Andrew Music]
Fire Baby
Yo! Recho Rey [Let’s do it again, yeah!]

Verse I
[Recho Rey]
Am sexy ekyo nki manyi [Nze nki manyi]
Ka figure keeko nakyo nki manyi [Ekyo nki manyi]
African chocolate skin ggwe ogi manyi? [To ndaba]
Ate ewaka tulinamu tulina money

[Winnie Nwagi]
Ggwe yandeese mu kidongo
Kyokka toyagala kuzina na ndongo
Oyagala nnyiige nnyo mu kidongo
Tuddeyo eka ate nkukube omugongo [Hmm]

[Recho Rey]
Baby to’ntanku to’ntankuula [Tota waana]
Bw’onyiiza tonnyiigulula [To kigeza]
Bwe nku callinga nota cominga
Baby ddala muli onjagaza ki?

[Winnie Nwagi]
I want a man
Who can understand
If you understand
You will give me time
If you give me time
I will give you love

[Recho Rey and Winnie Nwagi]
Buli kimu tu kikola alaali

Chorus
[Winnie Nwagi]
Bwogaana
Nga n’funayo omulaala [Bw’ogaana]
Nga mpepeya n’omulala [Bw’ogaana]
Nga nnyiga next ate bwe bantwala [Nze to nnoonya]

[Recho Rey]
Ggwe bwogaana
Nga nfunayo omulala [Bw’ogaana]
Nga mpepeya n’omulala [Bw’ogaana]
Nga nnyiga next ate bwe bantwala
Baby to nnoonya

Verse II
[Winnie Nwagi]
Bad boy, bad boy don’t check my phone
Nga n’obumessage obulimu temuli yiyo [Eh!]
Oyagala ku nyiiga
Sikebera yiyo saagala ku kaaba [Eyo tu veeyo]
Actually gula enkoko tu bwe bwene
Tumya ka soda, oba tumya ku mwenge
Tuzine amazina ppaka tuweekeere
Enkya sasula ka masaagi ba wee weete [Hmm]

[Recho Rey]
Igye gula enkoko tu bwe bwene
Tumya ka soda, oba tumya ku mwenge
Tuzine amazina ppaka tu wee keere
Enkya sasula ka masaagi ba wee weete [Hehe]

Chorus
[Winnie Nwagi]
Bwogaana
Nga n’funayo omulaala [Bw’ogaana]
Nga mpepeya n’omulala [Bw’ogaana]
Nga nnyiga next ate bwe bantwala [Nze to nnoonya]

[Recho Rey]
Ggwe bwogaana
Nga nfunayo omulala [Bw’ogaana]
Nga mpepeya n’omulala [Bw’ogaana]
Nga nnyiga next ate bwe bantwala
Baby to nnoonya

Bridge
Hmm, munda mpulira omuliro [what!]
I want a fire man [Yeah]
Ate bwe nfuna ekisujja
Njagala obeere musawo [Haha, true]

Hook
[Recho Rey]
Am sexy ekyo nki manyi [Nze nki manyi]
Ka figure keeko nakyo nki manyi [Ekyo nki manyi]
African chocolate skin ggwe ogi manyi? [To ndaba]
Ate ewaka tulinamu tulina money

[Winnie Nwagi]
Ggwe yandeese mu kidongo
Kyokka toyagala kuzina na ndongo
Oyagala nnyiige nnyo mu kidongo
Tuddeyo eka ate nkukube omugongo [Hmm]

Qutro
[Recho Rey]
Baby to’ntanku to’ntankuula [Tota waana]
Bw’onyiiza tonnyiigulula [To kigeza]
Bwe nku callinga nota cominga
Baby ddala muli onjagaza ki?

[Winnie Nwagi]
I want a man
Who can understand
If you understand
You will give me time
If you give me time
I will give you love
Buli kimu tu kikola alaali [Recho Rey and Winnie Nwagi]

[Winnie Nwagi]
Bwogaana
Nga n’funayo omulaala [Bw’ogaana]
Nga mpepeya n’omulala [Bw’ogaana]
Nga nnyiga next ate bwe bantwala [Nze to nnoonya]

[Recho Rey]
Ggwe bwogaana
Nga nfunayo omulala [Bw’ogaana]
Nga mpepeya n’omulala [Bw’ogaana]
Nga nnyiga next ate bwe bantwala
Baby to nnoonya [Hehe]

 

Where you’re going? Check out these lyrics: Amaaso – Vinka and Winnie Nwagi Lyrics

 

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!

Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spurzine. He is passionate about tech, and games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Spurzine
Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.