Intro
This is the way we do it
Recho Rey, Invader
Nze akali mu center
It is the black girl fly
Verse I
Ffe Tuzina kalyonso, mino mino [Gwe]
Magulu kabina, kiwato mikono [Mmm]
Green made it, atabudde mukano [Ekitufu]
Katuzine amazina buli musono [Eh]
Nga tewali atukuba na ku Mukono [Mmm]
Design obuvaazi twambala Owino
Gwe, ffe bavubuuka envumulo
Maloboozi gaffe te gava mu mizindalo [kitufu]
Tutukula nga masowani katandalo [Yeah]
Abateesi, mutugyeko olukongolo
Mwandaba dda, naye mukya ndaga amaalo
Naye eno gye mbakubye ya bamalako ekyalo [oooh]
Chorus:
Wama endongo ekolere
Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
Eby’okunywa babigule
Oba tutanaka, tutanake
DJ engoma ekolere
Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
N’obubina tubigule
Oba tukeesa, tukeese [Brii]
Verse II
Webuziba enjuba ne genda gy’esula [Gy’esula]
Nga naffe twanguwa, obukumba twesala [Obupati]
Kuba kuzimba, kuba kwetala [Nga mayanzi]
Tuba tulina okunonya ew’ogubochela [Omuziiki]
Wadde agayaye gaba ganji ku bbala
Naye tuba steady teli bya tukwabula [Tebatusobola]
Tubeera bangi mu kikoosi [Mu kikoosi]
Kubanga naffe tutya ba kifeesi [Tubatya]
Gwe, ffe tetubonga na bateesi [Nabo]
Tetwagala tukuba zzi stress [No]
Girlfriend waba nga tazina mugobe [Ggoba]
Waba tayagala, siba obubwo anobe
Chorus:
Wama endongo ekolere
Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
Eby’okunywa babigule
Oba tutanaka, tutanake
DJ engoma ekolere
Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
N’obubina tubigule
Oba tukeesa, tukeese [Brii]
Verse III:
Yee! Invader!
It is the black girl, fly Recho Rey
Tuli bakaabi, tukikubya mateeka
[Green made it]
Ffe tuzina kalyonso mino mino [Gwe]
Magulu kabina, kiwato mikono [Mmm]
Recho Rey yatabudde mu kano [Ekitufu]
Katuzine amazina buli musono [Ehh]
Nga tewali atukuba na ku mukono [Mmm]
Design obuvaazi, twambala Owino
Gwe, ffe bavubuuka envumulo
Maloboozi gaffe te gava mu mizindalo [kitufu]
Tutukula nga masowani katandalo [Yeah]
Abateesi, mutugyeko olukongolo [bagambe]
Mwandaba dda, naye mukya ndaga amaalo [Mmm]
Naye eno gye mbakubye ya bamalako ekyalo [oooh]
Chorus x2:
Wama endongo ekolere
Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
Eby’okunywa babigule
Oba tutanaka, tutanake
DJ engoma ekolere
Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige
N’obubina tubigule
Oba tukeesa, tukeese [Brii]
Check out these lyrics: Very Well – King Saha, Slick Stuart & DJ Roja Lyrics
Leave a Reply