Verse I
Kwasa… ohhh… Kwasa
Ngenda kwagala oba yalabana
Togende kwejusa ahh silikwepena
Bano abakubaganya embira, mmm silibira
Munange, kinange ngamba nti tonsule
You’re my life, my wife, njagala nnyo kirimange
Kati onsesa busekko, bano abawala abalala gguma
Balinga ontokosakosa buddo, ombabula obabula muliro
Nebwoli tankuula emisege, lavu yo telinzigwa ku mmeme
Ensi n’ebwezimbwa ensekere, osala kaweke n’ofuna munyerere
Chorus
Nesunzee… ohhh… Kwasa
Olwaleero lwange bebi, ohhh… Kwasa
Jangu eno okyezze nange, ohhh… Kwasa
W’onyenyamu nfuna eddembe, ohhh… Kwasa
Nesunzee… ohhh… Kwasa
Olwaleero lwange bebi, ohhh… Kwasa
Jangu eno okyezze nange, ohhh… Kwasa
Onyenyamu nfuna eddembe, ohhh… Kwasa
Verse II
Njagala tusinge ku bali abatusoka
Omukwano tugule nga kyoya ku nswa
Gwe weka anateera omunyo mu nva
Tulire kkamu nga walumye nange we ndya
Nyumirwa enkolayo, mmm kyolaba nfaayo
Silinayo, manyi nkuyina
Sibalaba, abalala balina anakaaba
Let us dance!
More Local Ziki Lyrics: The Way by Sheebah
Chorus
Kwasa Kwasa Kwasa Kwasa
Mmm nga wojja ekigerekyo, nange wenkisa
Ofanana e’kimuli eky’entula e’ya kkasa
Feel okay, I’m yours everyday
Nkwekutte, eby’ensi mbiwumudde
Oohh… ohhh… Kwasa
ohhh… Kwasa
Uleeee……
Verse III
Ohh Kandigidde tewali agaana
Atte oba nina abasinga, w’obula mba ntaawa
Twala oli omu anvumula, nze manyi omu asinga
Bano abalala bejinga, sisobola kulya sunsa
Nga omufumbi alina emputa
So demand every day, never change your mind
If you don’t mind say, that you love me more
‘cause see many people do not want me to be with you beibe
Bogera bingi batulemye, naye njakubanyiga babunire
Outro Chorus
Nesunzee… ohhh… Kwasa
Olwaleero lwange bebi, ohhh… Kwasa
Jangu eno okyezze nange, ohhh… Kwasa
W’onyenyamu nfuna eddembe, ohhh… Kwasa
Nice music lyrics. I have really enjoyed it. Thanks so much.
I enjoyed them too. It was a great song.