Intro:
Njagala kumanya oba oli fine
It’s fine, oba oli fine [Brian Beats]
Njagala kumanya oba oli fine
Kuba natera okulinya train
Aya bas!
Chorus:
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae, oh my baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae, oh my baby
Bali obugero bali beera bagera
Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo bali beera basoma
Nga tugenda mu maaso
Verse I:
Gwe yanguwa
Nze sagala osubwe flight [Flight, Flight]
Nze sagala osubwe flight [Flight, Flight]
Kisipi nyweza, bambi beera nice
Eyo gy’ogenda beera nice
Bali abatunuza omukwano mu mateeka
Abatunda omukwano nze mbateeka
Babi abatunuza omukwano mu mateeka
Abatunda omukwano nze mbateeka
Ah love yabuli omu
Love ya buli, buli, buli omu
Era, nze akuli buli wamu
Era ye gwe andi buli wamu
Hook:
Omiza n’amangota
Kikopo kyange mwattu kye nkolobooza
Yeah!
Ah gwe leka nkutolose
Ku batemu b’emitima ka nkutoloose
Yeah!
Chorus:
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae, oh my baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae, oh my baby
Bali obugero bali beera bagera
Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo bali beera basoma
Nga tugenda mu maaso
Verse II:
Bw’otuuka mu nju wali waliwo aka leesu
Kesiibe mu bbugumu anti silina ka Ac
Ngiiya nyo okukufunira ekisinga
Ngiiya nyo okukumalako zzi stress
Bibala byo baby we byengera
Gwe just kuba 911
Mutima gwo baby nga gwattika
You press this phone and call my phone
Silikyuka nga nawolovu
Nkugambye silifuuka
Mukwano mu masuuka
Kiss, kiss, kiss, kiss
Love tugisesamu
Nga akapya ye nze anotinga
Ne downloadinga
Nga akapya ye nze anotinga
Ne nka updatinga
Chorus:
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae, oh my baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae, oh my baby
Bali obugero bali beera bagera
Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo bali beera basoma
Nga tugenda mu maaso
Verse III:
Gwe nsonga
Gwe nsonga lwaki ne kyanga
Oyimba, yimba, yimba, gwe nsonga
Lwaki kano akayimba ye gwe nsonga
Iye!
Outro Hook:
Omiza n’amangota
Kikopo kyange mwattu kye nkolobooza
Yeah!
Ah gwe leka nkutolose
Ku batemu b’emitima ka nkutoloose
Yeah!
Chorus:
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae, oh my baby
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae, oh my baby
Bali obugero bali beera bagera
Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo bali beera basoma
Nga tugenda mu maaso
Sing Along to These Fresh Hot Lyrics: Bebe – INNA and Vinka Lyrics
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!
Leave a Reply