Enyanda - Sheebah Karungi Lyrics | Spurzine
Lyrics

Enyanda – Sheebah Karungi Lyrics

Intro
Alexander Mbuge
Power Records [Roll it]
You know we kill it [TNS]

Verse I
Wanyanula, wa nzijayo mu katandaalo [Eh eh]
Bali banjerega, naye ye gw’eya nzijamu ekyaalo [Ah ah]
Omukwano kuzanyilira, ebisigadde bya mu katabo [Eh eh]
Bino si bya kupangilira, mbu atte wano kano kafuna, atte kali tekafuna

Hook
What if I tell it to you that I love you
Nti ye nze mukyala wo mu birooto
Love triangle oba nga azanya luddo
Muzanyo gwa Maradona na Ronaldinho

Chorus
Baby wankuba enyanda
Wampereza signal [Ayi ayi]
Ondi eri munda
Onzinisa mazina ga Tekno, nti baby [Pana]
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal [Ayi ayi]
Ondi eri munda
Onzinisa mazina ga Tekno. nti baby [Pana]

Verse II
Si lugambo x2
Omukwano gwo gunkunya ng’ekyangwe [Ah ah]
Nze manyi nti one day [One day]
Lulikya nga mukama ankumpadde, baby boy [Eh]

Bridge
Siseka nti oba akaboozi kanyuma [Ye ye]
Naye eddoboozi lyo lye li nyonyogera
Li ntabula, li mpomera, Li mpanvuya, li ntadde mu kkomera
Onzijjukiza omukwano guli ogwa Lido
Nga tuzanya omweeso ne luddo
Twali eri mu love corridor
Nga tuyimba n’obuyimba bwa Davido
Nti fire fire burn dem

Chorus
Wampereza signal [Ayi ayi]
Ondi eri munda
Onzinisa mazina ga Tekno nti baby [Pana]
Enze wankuba enyanda
Wampereza signal [Ayi ayi]
Ondi eri munda
Onzinisa mazina ga Tekno nti baby [Pana]

Hook
What if I tell it to you that I love you
Nti ye nze mukyala wo mu birooto
Love triangle oba nga azanya luddo
Muzanyo gwa Maradona na Ronaldinho [Heh!]

Verse III/Bridge
Siseka nti oba akaboozi kanyuma [No]
Naye eddoboozi lyo lye li nyonyogera
Li ntabula, li mpomera, li mpanvuya, li ntadde mu kkomera
Onzijjukiza omukwano guli ogwa Lido
Nga tuzanya omweeso ne luddo
Twali eri mu love corridor
Nga tuyimba n’obuyimba bwa Burna boy [Baby, your body is so good..]
Nti ye ye, ye ye ye ye, ye ye

Outro Chorus
Ondi eri munda
Onzinisa mazina ga Tekno nti baby [Pana]
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal [Ayi ayi]
Ondi eri munda
Onzinisa mazina ga Tekno nti baby [Pana]
Wankuba enyanda
Ondi eri munda
Baby wankuba enyanda [Nyanda….]

 

Also check out: Munyiiza – Sheebah Ft. Tip Swizzy Lyrics

 

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!

Enyanda - Sheebah Karungi Lyrics 1

Author: Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spur Magazine. He is passionate about tech, games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

1Shares

Leave a Reply

Your email address will not be published.