Hullo - John Blaq Lyrics | Spurzine
Lyrics

Hullo – John Blaq Lyrics

Intro:
Yello babe [John Blaq]
Hullo babe [African bwoy]
Hullo babe [Brian Beats]
Aya bass…

Chorus:
Hullo hullo
Hullo hullo hullo
Hullo [Repeat all x2]
Bambi t’ova ku line [x2]
Bambi sigalawo awo
Bambi t’ova ku line

Verse I:
Ye osibye otya, osibye otya
Ye onsanze otya, onsanze otya
Ye osibye otya, osibye otya
Onsanze otya, onsanze otya
Bu ky’obeera nange
Bu ky’okikola nange
Aka mmotoka bu ky’okavuga nange
Mbulirako by’osanze

Hook:
Ye gwe mukwano gwe ntalita
Ye gwe mukwano gwe ndinani-nani-nanika akaweta
Ye gwe omulungi gwe ntalita
Era nze ndi ku belerawo singa oli mbelerawo
Kati bye, bye, bye
Ngenze safari
Bye, bye, bye nkumila maali
Bye, bye, bye
Ngenze safari bwe nkuba ng’opikinga

Chorus:
Hullo hullo
Hullo hullo hullo
Hullo [Repeat all x2]
Bambi t’ova ku line [x2]
Bambi sigalawo awo
Bambi t’ova ku line

Verse II:
Omukwano gunyuma nga mu nyumirwa laavu
Ela omukwano gunyuma nga mwe kubira ko
Omukwano gunyuma nga mwe kubira ko
W’oyagalira okumulabako n’omulaba ko
Nkwatako, smile for me
Nkwatako, ebiganye nga mbuuza ko
You’re my best friend mu nsi eno yah
Gwe Monalisa, monalisa babe
Ye gwe amulisa, gwe amulisa oh yah
W’oliba ng’ogenze, kale ndaba ku wikendi
Kubanga nswamye nyo, kale leka ekifananyi
Nange nkuwe ekifananyi, kubanga mu kifananyi
Mwe nkubira buli obufananyi babe

Chorus:
Hullo hullo
Hullo hullo hullo
Hullo [Repeat all x2]
Bambi t’ova ku line [x2]
Bambi sigalawo awo
Bambi t’ova ku line

Hook:
Ye gwe mukwano gwe ntalita
Ye gwe mukwano gwe ndinani-nani-nanika akaweta
Ye gwe omulungi gwe ntalita
Era nze ndi ku belerawo singa oli mbelerawo

Bridge:
kale leka ekifananyi
Nange nkuwe ekifananyi
Kubanga mu kifananyi
Mwe nkubira buli obufananyi

Outro Chorus:
Hullo hullo
Hullo hullo hullo
Hullo [Repeat all x2]
Bambi t’ova ku line [x2]
Bambi sigalawo awo
Bambi t’ova ku line

 

Also check out: Ebyalagirwa – John Blaq Lyrics

 

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!

Hullo - John Blaq Lyrics 1

Author: Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spur Magazine. He is passionate about tech, games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

1Shares

Leave a Reply

Your email address will not be published.