Omukwano Gwo - Vinka Lyrics | Spurzine
Lyrics

Omukwano Gwo – Vinka Lyrics

Intro:

Vinka na Nessim

Swangz Avenue

Come around, come around

Manya nti ndi mulungi wo come around

When you miss me, come around, come around

Verse I:

Kwata w’okwata wona ndi bwa Kabaka bwo [Boy]

And you know that I love you ndi mukwano gwo [Oh oh]

Nteka w’onteka leero ndi munsawo yo [Baibe]

Obeere City Council ye nze kibuga kyo

Chorus:

Ndi mu lukuubo nina omukwano gwo [Omukwano gwo]

Ngutelese nzigulirawo room yo [Nina omukwano gwo]

Ndi mu lukuubo nina omukwano gwo [Omukwano gwo]

Ngutelese nzigulirawo room yo [Nina omukwano gwo]

Verse II:

Gwe tomanyi omukwano gwo

Dear omukwano gwo, gwe gunzijamu obwongo

Omukwano gwo, omukwano gwo, gwe gunzisa mu lock

Summer love mi I get, buli lwenkulaba ko we rotate

Omukwano gwo a dinner date, nkusaba kimu come again

Hook:

Nga tuli mu kapiira, gwe nnamba moja

Ela mu mukwano, tuwe pamoja

Omanyi nsaaga, nkugamba neera

Tukikole, tukikole neera

Chorus:

Ndi mu lukuubo nina omukwano gwo [Omukwano gwo]

Ngutelese nzigulirawo room yo [Nina omukwano gwo]

Ndi mu lukuubo nina omukwano gwo [Omukwano gwo]

Ngutelese nzigulirawo room yo

Verse III:

Nzijje eky’emisana, oba nzijje eky’eggulo

Ondabe misana, oba ondabe olw’eggulo

Ebisigalira tubilabe nomolo

Wansikambula wandeka ndi lokolo

Kati ntambula nina obulombo lombo bwo

Ela ne simayilo nina eli mu ddogo lyo

Abankwana mbalaba nga kasasiro

Ky’ova olaba Nessim yakubyeyo ekigoma kino [ekigoma kino]

Hook:

Nga tuli mu kapiira, gwe nnamba moja

Ela mu mukwano, tuwe pamoja

Omanyi nsaaga, nkugamba neera

Tukikole, tukikole neera

Chorus:

Ndi mu lukuubo nina omukwano gwo [Omukwano gwo]

Ngutelese nzigulirawo room yo [Nina omukwano gwo]

Ndi mu lukuubo nina omukwano gwo [Omukwano gwo]

Ngutelese nzigulirawo room yo [Nina omukwano gwo]

Outro

Yesse Oman Rafiki [Haha]

Boss man Sha

Check out: Chips Na Ketchup Song Lyircs by Vinka

Omukwano Gwo - Vinka Lyrics 1

Author: Lawrence

Lawrence writes about music, tech, lifestyle, movies and entertainment. He writes for Spur Magazine and Newslibre when he is not busy shooting film, branding musicians or developing their digital and online marketing strategies.

Leave a Reply

Your email address will not be published.