Intro
Kenzo! [Again]
Verse I
Ayii yoo….
Eddie ebintu bya shida [Eh]
Kale sembera ssebo eno
Wulira bye nkugamba [Eh]
Wuliriza nyo
Ssebo yenze faani wo
Akwagala bbuna byaalo
Bambi nkwagala nyo
Era nkuloota n’ekiro
Ebizibu byofuna nze mbifuna
Nwaana entalo zo eyo gyotoba
N’olwaleero nyina obubaka
Okuva mu batuuze ssebo
Chorus
Bagamba balinda [Balinda mugole]
Ssebo tulinda tulinda mugole
Kale tulinda tulinda [Tulinda mugole]
Ayi ssebo
Tulinda tulinda [Tulinda mugole]
Ssebo tulinda tulinda mugole
Kale tulinda tulinda [Tulinda mugole]
Are you, ssebo?
Verse II
Leero saagala ayogere, eh sooka osirike
N’akayimba kano kampe nze ndeka nyimbe
Bwe tuba tukulabye ng’oyiseeko eno netufa amasanyu
Team Eddy Kenzo muliwa eyo kandabe emikono
Akaluuluu luu yee abange tusaakanye
Bridge
Eno ensonga ya kuggwa
Ensonga eno ya kuggwa
Eno ensonga yo yakuggwa
Esooke eve mu ddiiro
Chorus
Tulinda tulinda [Tulinda mugole]
Ssebo tulinda tulinda mugole
Tulinda tulinda [Tulinda mugole]
Ehh… ayi ssebo
Tulinda tulinda [Tulinda mugole]
Kale tulinda tulinda mugole
Tulinda tulinda [Tulinda mugole]
Ehh… are you, ssebo?
Outro
Masaka, Kyotera mulindaki eyo? [Tulinda mugole]
Sseeta, Mukono mulindaki eyo? [Ssebo tulinda mugoEddy Kenzo, Eddy Kenzo Lyrics, Mugole Lyrics, Mugole, Ugandan Music Lyrics, ziki, lyrics, le]
Jinja, Iganga mulindaki eyo? [Tulinda mugole]
Abaana ba Mbale ne Soroti eyo? [Ssebo tulinda mugole]
Gulu ne Arua mulindaki eyo? [Tulinda mugole]
Mbarara, Kabale [Mugole]
Fort ne Kasese [Mugole]
Tulinda mugole
Ssebo tulinda [Tulinda mugole]
Kale tulinda tulinda [Tulinda mugole]
Ssebo tulinda [Tulinda mugole]
Tulinda tulinda [Tulinda mugole]
Ehh… ayi ssebo
Goodtime Magic
Bank Records
Ayo…
Check out: Semyekozo – Eddy Kenzo Lyrics
Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics, and lugambo of the week!
Leave a Reply