Nekwataako John Blaq Lyrics | Spurzine
Lyrics

Nekwataako – John Blaq Lyrics

Intro
Zuena, eno Barbie
Eno Zari, eno Sheebah
Eno Winnie, Kaguta, Kataaha
Lupita, Kadaga, Fabiola
Daniella, Gashumba, Byanyima
Am confused
Wani!

Chorus
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe baby? [Nekwataako]
Okiraba otya nga nkututteko eyo mu bazungu? [Nekwataako]
Okiraba otya nga breakfast ekusanze mu masuuka go? [Era nekwataako]
Okiraba otya mu kamotoka front seat yeggwe asooka? [Kati nekwataako]

Verse I
Nze omulwanyi wo
Era mukwano gwo omusumba gwo
Yenze gw’akubira ku bigaanye
Nze gw’asoosa ne ku mwanjo
You know saagala kunyiiza
Era saagala munyiiza
Saagala kuwulira nga bamuvunza
Ebitimbe babitimba
Ebizimbe balisiiga
Nti omwana ayagadde munno
Kati neetonda
Eri abo be nasooka okwagala ne nkyawa
Mwenna
Nabakyawa, olw’okuba nafunye
Gwe nalinga noonya
Yeah x3

Chorus
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe baby? [Nekwataako]
Okiraba otya nga nkututteko eyo mu bazungu? [Nekwataako]
Okiraba otya nga breakfast ekusanze mu masuuka go? [Era nekwataako]
Okiraba otya mu kamotoka front seat yeggwe asooka? [Kati nekwataako]

Verse II
Akaloboozi ko kali nice
Wetegeereze markinga you’re right
Omukwano gwo guli fine
Nkwetegereza ninga ali ku terefayina
Nze siganye olinayo daddy
Yakugaana obulenzi bu local local
Oba osobola mugambe daddy
Omutima gwo gw’asiimye n’ogwa bwa-bwa-bwoy
Mu birowoozo
Ne mu musaayi mugambe nti yenze alimu
Mu birowoozo
Ne mu butambi mugambe yenze gw’olaba, baby

Chorus
Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe baby? [Nekwataako]
Okiraba otya nga nkututteko eyo mu bazungu? [Nekwataako]
Okiraba otya nga breakfast ekusanze mu masuuka go? [Era nekwataako]
Okiraba otya mu kamotoka front seat yeggwe asooka? [Kati nekwataako]
Okiraba otya mu kamotoka
Front seat yeggwe asooka?
Kati nekwataako

Hook
Zuena, eno Barbie
Eno Zari, eno Sheebah
Eno Winnie, Kaguta, Kataaha
Lupita, Kadaga, Fabiola
Daniella, Gashumba, Byanyima
Am confused

Outro

More lyrics: Ebyalagirwa – John Blaq Lyrics

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!

Nekwataako – John Blaq Lyrics 1

Author: Allan Bangirana

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & Spur Magazine. He is passionate about tech, games and occasionally writes about entertainment, lifestyle and so much more.

Leave a Reply

Your email address will not be published.